0:00
3:02
Now playing: Golola Ekkubo

Golola Ekkubo Lyrics by King Saha


Eeh (fresh)

Nkukwasiza, obulamu bwange

Hmm! Gw′amanyi obunafu bwange
Ndi kulugi lwange, mulyango gwange
Ninze gwe Katonda wange
Ruhanga wangye
Allah wange
Gw'amanyi amagya gange
Namagenda gange
Gw′amanyi ebintu byange
Kwasa n'abantu bange
Gw'amanyi ebyama byaffe
N′ebintu byaffe
Tugololere amakubo gaffe

Golola ekkubo, golola ekkubo (golola ekkubo)
Golola ekkubo, golola ekkubo (golola ekkubo)
Gula ekkubo, gula ekkubo (ssebo oh oh)
Gula ekkubo (oh!)
Gula ekkubo (hey)
Gula ekkubo, oh oh

Guliba musango, siriva mubano (eh, haha)
Wayogere kigambo, ne nfuka omuntu (eh, haha)
Sirikuvaamu, simuzanyo
Siryekyusa (eh eh eh, mmm)
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Oliwa manyi osobola (osobola)
Gula ekkubo osobola

Golola ekkubo, golola ekkubo (golola ekkubo)
Golola ekkubo, golola ekkubo (golola ekkubo)
Gula ekkubo, gula ekkubo (ssebo oh oh)
Gula ekkubo (oh!)
Gula ekkubo (hey)
Gula ekkubo, oh oh

Golola ekkubo, golola ekkubo (ssebo Mukama)
Golola ekkubo (oh oh yi)
Golola ekkubo (iye eeh)
Golola ekkubo
Gula ekkubo, gula ekkubo, ssebo oh oh)
Gula ekkubo (iye yiye ye!)
Gula ekkubo (iyu-uuu)
Gula ekkubo, oh oh

Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Oliwa manyi osobola (osobola)
Gula ekkubo osobola
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Oh oh osobola (osobola)
Oh Mukama osobola

Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo