0:00
3:02
Now playing: Boss

Boss Lyrics by King Saha


City Boy beat this beat

Twatandika twavula (oh)

Ne tutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula, bangi betwalaba
Era bingi bye twayiga (eh)
Ne nsengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri agoba bababa
Naye ate gwe

Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzoleya nga'ate nze nkimanyi onjagala boss

Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw'oyagala nze nyanike ziveyo zigwe, zigube
Nze njagala njozze zitukule nyanike
Gw′oyagala nze zenyanise ziveyo zigwe, osanyuke (eh)
Nakwagala nyo, ate gwe n′onkyawa
Nenkwesiga nyo, n'ebyaama nobyasa

Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzoleya nga'ate nze nkimanyi onjagala boss

Twatandika twavula (oh)
Ne tutandika okutambula ooh
Ffe wetwakula, bangi betwalaba
Era bingi bye twayiga (eh)
Ne nsengula mpola nga bandaba
Nebampita kola teri agoba bababa
Naye ate gwe

Nze Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzalawa
Nga'ate nze Nkimanyi onjagala boss
Nze Nkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw'onzoleya
Nga′ate nze nkimanyi onjagala boss

Nkimanyi onjagala
Onzalawa bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzalawa
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss
Nze bkimanyi onjagala
Onzoleya bwolaba abalala boss
Lwaki gw′onzoleya
Nga'ate nze nkimanyi onjagala boss