Baby! Am in love, am in love, am in love again Am in love, am in love, am in love again (Crouch) Baby, hey
Tonvangamu nkwetaga Nakulaba dda, nze nga ndaba twesana Njagala onsasule tube nga tetwebanjja Ompe omutima nkuwe omutima, tulere emitima I feel like am rotating (baby) This time I'm sweating My love for you is in plenty My lover, my baby Crouch maama, yangamba bw'oba ojja omwana Jangu, n'oyo omwana Alizala abaana, (hey hey eh)
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era) I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo, era tubere awo
Olusi mbuza, why me? Gwotadde ku minzaani Baby, why me? Ngamba mu bangi nz'ani! Nyinza okwekyangakyanga Ma-anyi n'okwefumbakula Era, nze nerimbarimba (everyday! Naye ate) Mu maaso go, ngenda ne ky'osalawo Baby sikuvangamu oh eh Era, ah yeah-yeah yeah Baby, baby baby kati ondaba Nsobola n'okwetiga, yadde olaba (ba-by)
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era) I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo, era tubere awo
Baby olaba, ndi musajja atya nyo mukama Baby olaba, ebya love mbitandise olaaba Baby nze abakwagala sagala bantege ku baala Nga ndeta awo, oyagala mutima nga ndeta awo Nga nkuwa ng'oyagala naye tolumya Baby mpulira ennyonta Nsaba nsabe, amazzi ng'oleeta Baby nkwagala ebyadala, ebitalimu na bulimba Nze ani alajjana! Baby nze ani akaaba! Baby nze ani akulajanya! Nze ani, nze ani akulwanya!
I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo Njagala nkwagale, naye ng'otudde awo (era) I feel like I'm in love, baby wange beera awo (abo tebankanga) I feel like I'm in love, baby gwe tovawo awo (baby tebantisa) Baby wange beera awo, era tubere awo
"Bberawo" is a song written and performed by King Saha. It was produced by Crouch at Jeeb Records, and released on December 31, 2016 through King's Love Entertainment.