0:00
3:02
Now playing: Bega Bega

Bega Bega Lyrics by Pallaso


Come take me gimme more my baby
Eeh!

Bega bega
Baby bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Baby bega
Bega bega tulye
Oyo akukwatako aba alinnye y’amagye

My baby do you know you’re very lit?
Ah move your body lemme see it on the beat
Wantuuka you make me complete
Embira mu kiwato you’re very unique
You run my life just like a dynamo
Gwe bbugumu, gwe kabuuti mu mpewo
Asinga okwaka ku buli mukolo
Wankuba okuba okuba tomanyi casino
Okuba ku mutwe gwe buli lw’okuba
Onsakata amasannyalaze gakuba
Njagala omanye nti wamegga n’oluma
Oyokeza bisaanyi ebisaanyi binyuma

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Baby bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Baby bega
Bega bega tulye
Oyo akukwatako aba alinnye y’amagye

Mulongo wange bwe tugabana pillow
Gwe ngabira n’akasemba mu nsawo
Gwe gwe nina bambi ndaga ekubo
Because I love you to the moon and back
Nnyongeremu ki?
Mu mukwano gwo, mu mukwano gwo
Nkugattiremu ki?
Mu mukwano gwo, mu mukwano gwo
Okuba ku mutwe gwe buli lw’okuba
Onsakata amasannyalaze gakuba
Njagala omanye nti wamegga n’oluma
Oyokeza bisaanyi ebisaanyi binyuma

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Baby bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Baby bega
Bega bega tulye
Oyo akukwatako aba alinnye y’amagye

My baby do you know you’re very lit?
Ah move your body lemme see it on the beat
Wantuuka you make me complete
Embira mu kiwato you’re very unique
You run my life just like a dynamo
Gwe bbugumu, gwe kabuuti mu mpewo
Asinga okwaka ku buli mukolo
Wankuba okuba okuba tomanyi casino
Okuba ku mutwe gwe buli lw’okuba
Onsakata amasannyalaze gakuba
Njagala omanye nti wamegga n’oluma
Oyokeza bisaanyi ebisaanyi binyuma

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Baby bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again
Bega bega
Baby bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again