0:00
3:02
Now playing: Yegwe

Yegwe Lyrics by Pallaso


Wandeka mu lock
Nash wonder
Yeah, wandeka mu lock

Face ya malayika akabinaa kwekali
Olabika bulunji osanide omanye
Nti level gye wa waanika eyo eli mubilee
I see them coming I see them go
Living life like its an everyday dream
Coz ever since found you found my friend
Wafuuka wa munda tokyali wa bali
Ekimuli meeza yange

Nze gwe nasimayo mu bangi yegwe 
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono
Gwe kimuli kyange
Nze gwe nasimayo mubangi yegwe
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono 
Ne nkuwa ebyama byange

Ogw'omutima gwo tegulina kumenyebwa (kumenyebwa)
Ne bw'oli beera wa nze ndiba eno mwesigwa (mwesigwa)
You know I cancel anything just to come and see you
You name the place name the time and you gonna see me
Ne maama wo mugambe nti njakuja yo mulabe
Mbeera nina okumwebaza yanzalila omugole

Ebilungi olina ntooko
Bwe wandaba nga e ntinda gwe gwenalingako
Nze bus nagigobako
Sili tunula mabeega gwe gwenakomako

Nze gwe nasimayo mu bangi yegwe 
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono
Gwe kimuli kyange
Nze gwe nasimayo mubangi yegwe
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono 
Ne nkuwa ebyama byange

Olimulungi nkusubiza nti sili kyuka langi
Omutima gwo mulungi gwe oli wanjawulo ku banji

Yeah, baby am nothing like any man you ever been through
I put it in on the pieces that your heart was broken into
Coz even back in high school I was always the cool dude
Am nothing like any other love that ever come through

You need to give me time outside your time
So can I give you life out side your life
You wanna be loved like never before
Then you should love me like never before
Have you ever loved to the point where love
Just can not be enough
Have ever loved to the point where diamonds
Just can't be enough

Nze gwe nasimayo mu bangi yegwe 
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono
Gwe kimuli kyange
Nze gwe nasimayo mubangi yegwe
Nina ensonga zange
Nze gwe nasimayo omulungi yono 
Ne nkuwa ebyama byange

Ogw'omutima gwo tegulina kumenyebwa (kumenyebwa)
Ne bw'oli beera wa nze ndiba eno mwesigwa (mwesigwa)