0:00
3:02
Now playing: Kwolwo

Kwolwo Lyrics by Sheebah


Tunakafuna oba enkya
Ku ka breakfast bambi keera
Ian Pro ku magic kuba ku keera
Sheebah Karungi kati katudde ekka
Gwe kebera omubiri gwonna gwonna ogujjemu ebinuma
Gwe musawo, buli kimu yegwe akimala maama nfudde nze
Ozikizza n'enjuba, sikulaba
Omponyezza ebinuma, my lover
Ever bibadde binzoganya, nga sikulaba
Stylezo zinkuba buli kyanguwa
Nkweesige ntya, ntino tonimbe?
Nakikola ntya, gwe ensolo yange gyenunda
And I cannot deny, no deny, no deny
For what I feeling inside
I got no complain, complain, complain
We are fitting (what!)
Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tulinde kwolwo
Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirye na kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
'Balala mpulira bakozesa manyi (what!)
Owange akozesa heart (okitеgera!)
Byebinesaza bu mini skirt
Byonna mbikolera gwe my sweetheart
Tonyumya butter ku mu gaati, sagala!
So expensive njoya manicure
Katta nyonta mazzi ga nsuwa
Bwendwayo ojjanga n'onkima
Kuuma kuuma obweesigwa
Kasaawo k'ensimbi tebakatengula
Bambi bambi yanguwa
Manya omukwano, nti tebagusaaliza
Munange nkwetondera omazemu amaalo oh-oh oh
Netimbye nzenna ebimuli ebiwunya akawoowo oh-oh
Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tulinde kwolwo
Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirye na kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
Tunakafuna oba enkya
Ku ka breakfast bambi keera
Ian Pro ku magic kuba ku keera
Sheebah Karungi kati katudde ekka
Ozikizza n'enjuba, sikulaba
Omponyezza ebinuma, my lover
Ever bibadde binzoganya, nga sikulaba
Stylezo zinkuba buli kyanguwa
And I cannot deny, no deny, no deny
For what I feeling inside
I got no complain, complain, complain
We are fitting
Tukimala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tulinde kwolwo
Nze njagala kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirye na kwolwo
Tubirabe kwolwo, kwolwo, kwolwo olwo
Tubirabe kwolwo
Ono owange akozesa heart
Bu mini skirt
(What!)
My sweetheart (TNS)
(What!)