0:00
3:02
Now playing: Nalwawo

Nalwawo Lyrics by Sheebah


Leeta nange ndeete
Njagala nkube ng'okuba
Leeta nange ndeete eh (eh)
Mwana! Queen Sheebah bwenkuba
Nawe eyo ng'okuba
Nessim engoma ng'akuba (eh, murder, eh)
Nasooka kubonga ne muganda wo
Nga njagala kutuukako eyo gy'osula
Njagala kumanya ki kyokola
Njagala kumanya kooyoya nkuleetere
Njagala nkweesooke
Nkutwale ewaffe nkwekwekere
Njagala nkwagale, weka weka
Nange onjagale nzekka
Lwaki okweka face?
Ng'ate omanyi nze wankubako ako ka face
Lwaaki oyagala defence
Baby njagala obeewo, gwe beera defеnce
Nalwawo okusanga
Nalwawo ebirungi obigamba
Nalwawo mukwano okuwaana (nalwa na wo)
Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo)
Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo)
Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo)
Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo)
I love you more and I want tamu
Am your beautiful you're handsome
Love you, love you tamu
Nawe toduka ssanyu
Love you tell me now
Amasasi tegatukuba
Nawe toduka
Njagala Nawe eno twetetale ebbala
Tusonge, tusonge
Love yange nawe yatusonge
Sifayo oba nsokke osokke
Uh uh, baby tusonge
Nawe bera omuntu wange
Amaziga tugakweke!
Yadde nalwawo nyo okusanga (nalwa na wo)
Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo)
Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo)
Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo)
Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo)
Ekintu kyaffe kyakula
Kasita wanesiga, nakwesiga
Mwanagwe, ebyaddala oli namba emu mu ebyo byokola
Njagala nyo by'okola
Osamu obuntu ntu bungi bunyuma
Njagala omponye ekiira
Njagala onumye enjaala
Njagala ompe ku supper
Oba dinner oba ekiriwo kyonna awo
Ono ye mutute
Omugati gwonna ngulidde
Angamba muwonya attack
Naye nange mpulira amponya attack
Omwana agenda kunkubya attack (nalwa na wo)
Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo)
Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo)
Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo)
Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo)
(Nalwa na wo)
(Nalwa na wo)
(Nlwa na wo)