0:00
3:02
Now playing: Nabaleka

Nabaleka Lyrics by Sheebah


Gwe gamba oyee (Sheebah)
Bw’oba ng’onyumirwa gwe gamba oyee (Nessim)
Nessim Pan Production
Gwe gamba oyee (Samali)
Bw’oba ng’onyumirwa gwe gamba oyee (Nessim)
Iyo pin iyo nikweri twende party yo

Ndi ku top nzannya akazannyo
Bawagizi mmwe gyemuli muwagira nnyo oh
Kawoowo ko nga kawunya nnyo!
Nessim ebidongo ky’ekyo nga bikoona nnyo oh
Omulimu guno nga ngumanyi nnyo (shaa)
Nkuba eŋŋoma olaba ebazinisa nnyo
Big up! Big up mwenna abatwogerako
Mutwogerako ne mutumanyisa nnyo
Kano akayimba bw’oyagala repeat it
Kale oba n’otuuka okulonda you pick it
Everyday woman chapa chapa
Nnongoosa oyo ragga abamusiigako ebitakataka
Yaka yaka ragga nateekako Yaka
Ragga ekizikiza n’atandika okuyaka
Abo kawunga ne muceere Basmati
Funa breakfast, lunch mi nuh supper

Gwe gamba oyee
Bw’oba ng’onyumirwa gwe gamba oyee
Bw’oba ng’onyumirwa, gamba oyee
Bw’oba ng’onyumirwa gwe gamba oyee
Bw’oba ng’onyumirwa, gamba oyee

Nabaleka emabega (abo)
Nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Bwe nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Nze nafuna gwe ne mbaleka emabega (shaa)
Nabaleka emabega (abo)
Nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Bwe nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Nze nafuna gwe ne mbaleka emabega baby (abo)

Tonva ku mutwe nga nkoofiira ya Abtex
Kirabika nze wanteeka mu kacupa ka cutex
Coca-Cola Pepsi
Looking all fancy
Mu Luganda Nalumansi
Mu luzungu Lord have mercy
Ŋŋenda kuggya ku boda ate ove mu taxi
Nkuggye ku beer, ate odde ku whisky
Kkiriza olabe nga bwe tunyumirwa ensi
Tuvuga engine kabadde mu kuba enkasi
Bwe biba binyonyi nkuyita eagle
Sizannya na bad man people
Olina omubiri gwa Vin Diesel
Tuzannye ttepo tuzannye kwiso
Bibaluma mosquito
Ŋŋenda kutwala ewa aunt n’ewa uncle
Omwana njagala omu bwati
Combination empale ng’eriko essaati
Goodie doodie nuh fi mi look at
Iyo pin iyo nikweri twende party yo

Nabaleka emabega (abo)
Nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Bwe nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Nze nafuna gwe ne mbaleka emabega (shaa)
Nabaleka emabega (abo)
Nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Bwe nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)
Nze nafuna gwe ne mbaleka emabega (abo)

Ndi ku top nzannya akazannyo (abo)
Bawagizi mmwe gyemuli muwagira nnyo oh (abo)
Kawoowo ko nga kawunya nnyo! (abo)
Nessim ebidongo ky’ekyo nga bikoona nnyo oh
Everyday woman chapa chapa (abo)
Nnongoosa oyo ragga abamusiigako ebitakataka (abo)
Yaka yaka ragga nateekako Yaka (abo)
Ragga ekizikiza n’atandika okuyaka (abo)
A Ba… A Ba… A Ba… A Ba…
A Bad Character
(Abo)