0:00
3:02
Now playing: Doctor

Doctor Lyrics by Spice Diana


Hmmm
Aah doctor
Bw’obulawo emisuwa gibula, aah
Kyokka doctor
Bw’otuuka emisuwa gyeggula, aah

Dokitaali dokitaali
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo
Doctor doctor
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo

Doctor nina ekiteeso
Obenga wange nze nzekka
Ebinnuma obirage amaanyi
Nga w’ova we nzira w’odda
Ng’oluusi bwe nfuna ka pain
Gwe nga wooli painkiller wange
Doctor mukugu wange
Eky’okkola okimanyi aaah
Ate nga ne Dia waabwe
Empaka zannema ah ah

Dokitaali dokitaali
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo
Doctor doctor
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo

Doctor doctor
Lwaki tojja ne mpona?
Amasimu ge nkuba ekiro
Nange mba sikyefuna
Dose yange gireete eno, oh ooh
Obulamu bugenda gwe ozze eyo, oh hmmm
Yanguwa gwe vva mu mboozi
Eno obulamu bwesibyesibye
Amaanyi gampedde gwe boss
Yanguwa nfune otulo

Dokitaali dokitaali
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo
Doctor doctor
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo

Omusujja mpulira gunnuma
Ekiwato mpulira kinnuma nze
Ah doctor
Bw’obulawo emisuwa gibula, aah
Kyokka doctor
Bw’otuuka emisuwa gyeggula, aah

Dokitaali dokitaali
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo
Doctor doctor
Nsaba ojje onkube empiso
Dokitaali dokitaali
Binnuma mbulwa otulo