(Verse 1) Tuli bakoowu twekyawa bwa dda Tuli banyiivu twenyiwa eby’ensi Nsanga bangi nga lwakeesa lwabala Nga empeke weekomye nayenga omululuuza Yesu nayingirawa embeera nagitaasa Amanyi okusanyusa (Chorus 1) Kyemaze okukakasa Amanyi okusanyusa Yesu Kyemaze okukakasa, ah ah Amanyi okusanyusa Kyemaze okukakasa Amanyi okusanyusa Yesu Kyemaze okukakasa, ah ah Amanyi okusanyusa (Chorus 2) Amanyi okubikola Yesu Amanyi okusitula Kyemaze okukakasa, ah Amanyi okukikola Amanyi okubikola Yesu Amanyi okusitula Kyemaze okukakasa, ah Amanyi okukikola (Verse 2) Weewaawo weewaawo Nga byonna biganye weewaawo Oleka n’atuusa by’atuusa bw’ali Lwagambye ye! Weewaawo weewaawo Tewabe kigaana weewaawo Mukama asazewo akusanyuse (Chorus 1) Kyemaze okukakasa Amanyi okusanyusa Yesu Kyemaze okukakasa, ah ah Amanyi okusanyusa (Chorus 2) Amanyi okubikola Yesu Amanyi okusitula Kyemaze okukakasa, ah Amanyi okukikola Amanyi okubikola Yesu Amanyi okusitula Kyemaze okukakasa, ah Amanyi okukikola
Show more