Byali bingi Okuva mu lusuku eri Nga bakulyamu olukwe Yesu notagenda Nsanga bangi Nga banyumyako binyumye Ŋŋenda nembiteebereza Wama ne nfa essungu Nga bakusonseka amafumu basambye Mu nsonyi ze siyinza kulojja Wabula singa tewajja Olaba empiso enkaabya
(Chorus)
Sandiyinziza musango Emiggo egiyuza omugongo Wakati mu baswaaza Mwe wafiira mbeewo Sandiyinziza kunyomwa Mbu ate nesonyiwa mbasamba Mu ngalo omuli enkovu Nze mwenaja eddembe
(Chorus)
Sandiyinziza musango Emiggo egiyuza omugongo Wakati mu baswaaza Mwe wafiira mbeewo Sandiyinziza kunyomwa Mbu ate nesonyiwa mbasamba Mu ngalo omuli enkovu Nze mwenaja eddembe
(Verse 2)
Ku bakyala sibyangu Nga gwe wazaala alumwa atyo yii Gologosa kiro kya ntiisa Gologosa mirembe Nga gwe wayagala akutunda N’olaba maama bwajeera yii Ku buyinza bwe walina Tewagenda tokyuka Ku bakyala sibyangu Nga gwe wazaala alumwa atyo yii Gologosa kiro kya ntiisa Gologosa mirembe Nga gwe wayagala akutunda N’olaba maama bwajeera yii Ku buyinza bwe walina Tewagenda tokyuka
(Chorus)
Sandiyinziza musango (Sandiyinziza musango) Emiggo egiyuza omugongo (oooh) Wakati mu baswaaza (mmmh) Mwe wafiira mbeewo (ooooh) Sandiyinziza kunyomwa Mbu ate nesonyiwa mbasamba Mu ngalo omuli enkovu (Mu ngalo, du lu du lu) Nze mwenaja eddembe
(Chorus)
Sandiyinziza musango (ddembe ddembe ddembe) Emiggo egiyuza omugongo (ddembe ddembe ddembe eeeh) Wakati mu baswaaza Mwe wafiira mbeewo (nze mbeewo) Sandiyinziza kunyomwa Mbu ate nesonyiwa mbasamba (Mu ngalo) Mu ngalo omuli enkovu Nze mwenaja eddembe