0:00
3:02
Now playing: Kako

Kako Lyrics by Victor Ruz


Iye yiye
Kano kako, yeah
Nakulaba mu leesu ne nfuwa n'akaletu
Nalayira mu lwatu said always I'll love you
Tuli biwanvu ne webuliba bwavu
Guli bimba nga byovvu, gutukule nga kanzzu
Ndiba wuwo nga pin mu katuli k'okuttu-kwo
Teri alikunzijako mpozi nga ku salawokwo
Ng'oyagala ku genda n'abo, yeah, yeah
Omwoyo gusula wuwo, nze nakubalirako baby nakwesiga
Mu matumbi g'ekiro, manya ne birooto gwe wanedizza
Leka nkuyimbireko
Ka nkuyimbireko
Kano akayimba kako
Kako, kako
Tebulikya nga nkusudewo
Yenze aliberawo
Ka Nile prince kako
Kako, kako
Njagala nkuwute nga ssupu w'akatikko akabala
Ebigambo kabifuke enkuba ndiba umbrella
Sirikuleka mu buta nga laala
Ku nsonga z'omutimagwo nkusaba ompe tender
Ogwange wegubikula nga opener
Gwe laba wewayingira ate n'osiiba
Njagala ku kwagala nga wakikka
Tewali kiritwawula ekyo kyensiba
Mazima kiribera kitya, ah!
Nga nyumye mu Ka kooti
Nkuswamidde mu kidala ah uh, yeah
Ab'ennugu balitunula batya ah uh!
Ng'olayira mu lwatu, nti kufa kwe kulitwawula
That we go be forever and ever
Leka nkuyimbireko
Ka nkuyimbireko
Kano akayimba kako
Kako, kako
Tebulikya nga nkusudewo
Yenze aliberawo
Ka Nile prince kako
Kako, kako
Nakulaba mu leesu ne nfuwa n'akaletu
Nalayira mu lwatu said always I'll love you
Tuli biwanvu ne webuliba bwavu
Guli bimba nga byovvu, gutukule nga kanzzu (hmm)
Natona laavu n'entuka, nga njagala kugoba na buli yali yefuula anjagla
Waleta laavu n'enkyuka, olimu byenali nnonya eyiyo y'entuka
A Ji- a Ji- a Jinja bwoy
Nile prince yeah yeah
Hmm yeah