0:00
3:02
Now playing: Love Legend

Love Legend Lyrics by Victor Ruz


Mmmh, ummh, yeah, uhhh
Nkulaze buli kyennina, nsigadde kweyambula
Omutima ne wegulaajana, oyongela kugweewala
Ongamba Kali ku ntandikwa obitaddemu okwelaga
Lw'amanyi gwa mukwano, nandibadde nakwewala
Kuba ontadde ku death sentence
Ontadde ku pending
Owoza oli love legend
En for dat mi na betting
Ndi ku death sentence
Ontadde ku pending
Yadde oli love legend
Kale ka mbe student
Nkusaba obe nekisa
Nnyamba nnyamba onzije mu birooto
Ntaasa ondage ku mukwano
Nnyamba nnyamba onzije mu birooto
Ntaasa ondage ku mukwano
Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima
Ninze musamariya, annyamba na kumatiza
Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima
Ninze musamariya, annyamba na kumatiza
Eno mu mutima oli ku wanted
Baby oli posted nze eno situdde nedda
Bino obitutte for granted but you are demanded
Like weed in Jamaica
Nkusaba njigilizako, mbudamyaako mu mutima gwo omo
Nga wonjigiliza bye sijuwa nkusubiza okubeera humble
Olemera omugaati obukodo bwaki, baby, baby
Ogenda kunenya ani, if you lose me, honey
Kuba ontadde ku death sentence
Ontadde ku pending
Owoza oli love legend
En for dat mi na betting
Ontadde ku death sentence
Ontadde ku pending
Owoza love legend
Kale ka mbe student
Nkusaba obe nekisa
Nnyamba nnyamba onzije mu birooto
Ntaasa ondage ku mukwano
Nnyamba nnyamba onzije mu birooto
Ntaasa ondage ku mukwano
Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima
Ninze musamariya, annyamba na kumatiza
(Ntudde ku kabalaza wabweru wo mutima)
(Ninze musamariya, annyamba na kumatiza)