0:00
3:02
Now playing: Ndeese Love

Ndeese Love Lyrics by Victor Ruz


Hmmm
Nga bwe neesitudde
Era bwe nzize nkusisinkane
Era kyenva nsabye
Onzigulirewo baby nnyingire
Nzize n'omukwano mungi
Nkusaba onzigyeyo mu babundabunda
Omukago tusale gwa kukootakoota
Coz everybody ah fi know nti nkupenda byonna
Yadde ndaba nkumu abeepika
You gotta know ndi muzibe wo ne bwe ntambula
Amagulu ne bwe gakankana
Omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana
Nzuuno ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Nzitoowereddwa babe
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Bambi tikkula babe
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Nzitoowereddwa mukwano
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Ooh na na, ooh na na
Ooh na na, ooh na na
Ooh oh ndeese love na na
Ndeese lo-o-ve
Ooh na na
Ooh oh ndeese love na na
Ndeese lo-o-ve
So kati kiri gyoli okugenda nange
Oba osigalewo lonely
My babe tell me bw'oba wooli
Sitaki kumalira time ogambe sorry
Oli nnimiro gye nsigamu ebyama
Manya amakungula ngetaaga
Baby neewala kwekanga
Ng'eriyo omulala eyakwekwata
Nnimiro gye nsigamu ebyama
Manya amakungula ngetaaga
Baby neewala kwekanga
Ng'eriyo omulala eyakwekwata
Nzuuno ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Nzitoowereddwa babe
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Bambi tikkula babe
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Nzitoowereddwa mukwano
Ndeese love
Ndeese lo-o-ve
Ooh na na, ooh na na
Ooh na na, ooh na na
Ooh oh ndeese love na na
Ndeese lo-o-ve
Ooh na na
Ooh oh ndeese love na na
Ndeese lo-o-ve
Nga bwe neesitudde
Era bwe nzize nkusisinkane
Neera kyenva nsabye
Onzigulirewo baby nnyingire
Nzize n'omukwano mungi
Nkusaba onzigyeyo mu babundabunda
Omukago tusale gwa kukootakoota
Coz everybody ah fi know nti nkupendapenda
Oli nnimiro gye nsigamu ebyama
Manya amakungula ngetaaga
Baby neewala kwekanga
Ng'eriyo omulala eyakwekwata
Nnimiro gye nsigamu ebyama
Manya amakungula ngetaaga
Baby neewala kwekanga
Ng'eriyo omulala eyakwekwata
Nzuuno