0:00
3:02
Now playing: Salawo

Salawo Lyrics by Victor Ruz


Nkyalinda aah, nkyalinda
Nkyalinda aah

Eno nsiiba nkumissinga n’ekyokola kyambula dear
Nninze lw’olyesitula, onkyalire gye nsula
Nkimanyi onjagala naye abo abakuliraana baby
Bye bakugamba by’ebikukanga oluusi ba Suzaana
Bwe nkusemberera bangi abajugumira
Oluvaawo ebigambo ne bafukumula
Nkimanyi bakwagaliza wa kamotoka nze ndi ku bigere
Nsaba Mukama emikisa y’adhogomola
Osanga olituuka n’onzijukira
Essaala yange n’eyanukulwa nze nkyakulinze
Kimanye

Nkyalinda aah, nkyalinda
(Salawo, salawo, salawo)
Nkyalinda aah (salawo)
Nkyalinda aah, nkyalinda
(Salawo, salawo, salawo)
Nkyalinda aah
(Nkyalinda gwe osalewo)

Nkyalinda aah
Na buli lwe nkusaba okyaleko eno gye mbeera
Nga mikwano gyo gikyafuwaza embeera
Mazima baakugoba ku birabo bye ndeeta
Mu bajooga, bajooga
Kyokka luli obulamu bwali bunyuma
(My babe, my babe)
Nga yenze ayimba amazina n’ozina
(My babe, my babe)
Hmmm nga lw’omissinze akasimu n’okuba
(My babe, my babe)
Era bw’oliba omaze okwezuula
Kimanye ewaka nkwesunga
(My babe, my babe)
Kimanye

Nkyalinda aah, nkyalinda
(Salawo, salawo, salawo)
Nkyalinda aah (salawo)
Nkyalinda aah, nkyalinda
(Salawo, salawo, salawo)
Nkyalinda aah

Eno nsiiba nkumissinga n’ekyokola kyambula dear
Nninze lw’olyesitula, onkyalire gye nsula
Nkimanyi onjagala naye abo abakuliraana baby
(My babe, my babe)
Bye bakugamba by’ebikukanga oluusi ba Suzaana
(My babe, my babe)
Na buli lwe nkusaba okyaleko eno gye mbeera
Nga mikwano gyo gikyafuwaza embeera
Mazima baakugoba ku birabo bye ndeeta
Mu bajooga, bajooga
(My babe, my babe)
(My babe, my babe)

Nkyalinda aah, nkyalinda
Nkyalinda aah
Nkyalinda aah, (nkyalinda aah)
Nkyalinda aah
Nkwesunga