0:00
3:02
Now playing: Rukundo

Rukundo Lyrics by Vyroota


Walu

Eh, obulungi bwo wasiimibwa Katonda
N’akwawula mu bali bakayoola
Oli number emu babe, out of ten
Wankyanga munda
N’onnyoola n’ompunza
Era nakutamiira nadda
Ne love yo eeh
Sunday is the day babe
Ndwesunze nga nva
Amazing time y’etugatta
Njagala tube wamu maama
Nkamudde n’akatunda
Come and take a sip right now
Abaasooka bannimba
Nafunye gwe namala eeh
Sikyanoonya
Namarkinga ku calendar
Era njatula nti, I love you bae

From today I call you baby, hmmm
Ndayira olibeera nange that day, eeh 
Eh nga nkuyita baby, baby
Nga naawe ompita daddy, daddy

Baby call me when you need something, oh
Yenze bwoya ku kido kwendi, babe
You’re my green light bae not the red light
Ebitaala bitadde ah
Come here to me enter my heart
Ekisumuluzo nkikukwase eh
Sikyanoonya
Namarkinga ku calendar
Era njatula nti, I love you bae

From today I call you baby, hmmm
Ndayira olibeera nange that day, eeh 
Eh nga nkuyita baby, baby
Nga naawe ompita daddy, daddy

Obulungi bwo wasiimibwa Katonda
N’akwawula mu bali bakayoola
Oli number emu babe, out of ten
Wankyanga munda
N’onnyoola n’ompunza
Era nakutamiira nadda
Ne love yo eeh

From today I call you love bae, hmmm
Ndayira olibeera nange that day, eeh 
Eh nga nkuyita baby, baby
Nga naawe ompita daddy, daddy

Sunday is the day babe
Ndwesunze nga nva
Amazing time y’etugatta
Njagala tube wamu maama

The number you’ve called is not available at the moment, please try again later!