0:00
3:02
Now playing: Leero

Leero Lyrics by Vyroota

Hmmm
Yeah
Hahaha, Aban on my beats
Vyro

You’re my sweet song I sing every night and day
Love yo entukuza, ekirako ekyangwe
Gyal, ah go follow your way, yeah
Nobody gonna block my way
I feel like spending my life with you, hmmm
Kiss you everyday
Hug you everyday
Make love all the night

Omukwano gwo babe gwe njagala, leero
Ne bw’oŋŋamba kyenda nze kye nsamba, babe
Ngwagala leero babe leero
Ogwange temuli tulo babe leero
Oh yeah

Kati njagala mutima gwo ebirala obindekere (oh yeah)
Abalijja n’abaliddawo babirabe, babe
Njagala ekyo ky’owulira eyo nga nze akiwulira
Obulumi bwo bunkwase
Ebiwundu by’omutima obinkwase mbijjanjabe
Lemme be your doctor
Ah go treat you
Ah go bow down
For your love ah go kill
Ah go sweat for you
No one I can compare to you

Omukwano gwo babe gwe njagala, leero
Ne bw’oŋŋamba kyenda nze kye nsamba, babe
Ngwagala leero babe leero
Ogwange temuli tulo babe leero

You’re my sweet song I sing every night and day
Love yo entukuza, ekirako ekyangwe (hmmm)
Njagala ekyo ky’owulira eyo nga nze akiwulira
Obulumi bwo bunkwase
Ebiwundu by’omutima obinkwase mbijjanjabe
I feel like spending my life with you, hmmm
I kiss you everyday
Hug you everyday
Make love all the night

Omukwano gwo babe gwe njagala, leero
(Nze gwe njagala leero)
Ne bw’oŋŋamba kyenda nze kye nsamba, babe
(Ewange kye nsamba)
Ngwagala leero babe leero
(Leero nah aah)
Ogwange temuli tulo babe leero, oh yeah
(Da li ra, da li ra li ra)
Vyro ooh

Hahaha, Aban on my beats
Hmmm
Hit Tower we di problem