0:00
3:02
Now playing: Mistake

Mistake Lyrics by Vyroota


Bwe wampita natega amatu babe
Asha Blessings
Tu lu lu
Na buli kye wantuma nafuba nkireete nze
Aban on my beat
Vyro

Love is a mistake
And I’ll never ever do such a mistake, hmmm
Right now I regret
The time that I gave you my babe

Like a TV in a sitting room
Omutima gwange ogutuninze
Ekimbuza otulo
Ebiseera byange obiwastinze, eh
Bwe wampita natega amatu babe
Na buli kye wantuma nafuba nkireete nze
Gwe naawe oncheatinga
Nkusanga odatinga
Bwe nkugambako ng’onyiiziira aah

Obitaddemu ba lawyer
Onvugira ku speed ya boda
Tebyalimu ba lawyer
Onfudde nnyanya mu katale gw’atunda
Twazannyanga fulltime
Everyday twalinga tusaba Katonda
Atuwe ebiro atuzibule amaaso oh, hmmm
Bae, oyagala bya mangu baby oh ndeka nze
Nali mmanyi obuyaaye bwakuggwamu uuh
Baby oh leka naawe

Like a TV in a sitting room
Omutima gwange ogutuninze
Ekimbuza otulo
Ebiseera byange obiwastinze, eh
Bwe wampita natega amatu babe
Na buli kye wantuma nafuba nkireete nze
Gwe naawe oncheatinga
Nkusanga odatinga
Bwe nkugambako ng’onyiiziira aah

Love is a mistake
And I’ll never ever do such a mistake, hmmm
Right now I regret
The time that I gave you my babe
Twazannyanga fulltime
Everyday twalinga tusaba Katonda
Atuwe ebiro atuzibule amaaso ooh, babe

Like a TV in a sitting room
Omutima gwange ogutuninze
Ekimbuza otulo
Ebiseera byange obiwastinze, eh
Bwe wampita natega amatu babe
Na buli kye wantuma nafuba nkireete nze
Gwe naawe oncheatinga
Nkusanga odatinga
Bwe nkugambako ng’onyiiziira aah (babe)

Eeh eh
Eeh eh
Hit Tower oli problem
Aban beat
Aban
Eeh
Hmmm yeah