0:00
3:02
Now playing: Sweetheart

Sweetheart Lyrics by Zafaran


Aah aye, aah aye,
Eeeeh yi yee
Swangz Avenue
Aah aye,
Aah aye,
Eeeeh yi

Title ya my lover kanjikuwe
Kuba amasanyu ompeera mu bandale
Butabo bakuba bungi bansomere
Matu gabisambajja mabbali

Gunno mukwano gwetwafunye
Lugero luwanvu okira ku Ofwono
Ddoboozi erileeta enyonyoogeze
Ndiseera abalyagala ku mikolo
Ndikwewala ntya wansensera
And never show me no way
Nkulowoozako obwongo buneesera
I don't wanna miss you no day

Bwebambuuza ogenda wa
Kusanga sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki bintu bya sweetheart
Omwana yakiteekamu heart
Kale bba kampite sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki kujja kwa sweetheart
Ne future yajizanyako art

Ku bill ya baby bampe ku care
Ne ka space nsonde ku air
Mba mu fear bwataba here
Ekituufu si bwe nali ba dear
Wanno na wa, eza mafuta ninamu
Nina ne money byayagala ngulamu
Kawa, wamma sikyekekamu
Gwe kasuwa ka love yange kamu

I support you no matter the rival
Obasobola naddala nga kwendi
Tell me how can I motivate you
Oobenga tonva wanno kuba

Bwebambuuza ogenda wa
Kusanga sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki bintu bya sweetheart
Omwana yakiteekamu heart
Kale bba kampite sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki kujja kwa sweetheart
Ne future yajizanyako art

Title ya my lover kanjikuwe
Kuba amasanyu ompeera mu bandale
Butabo bakuba bungi bansomere
Mattu gabisambajja mabbali
Gunno mukwano gwetwafunye
Lugero luwanvu okira ku Ofwono
Ddoboozi erileeta enyonyoogeze
Ndiseera abalyagala ku mikolo

Bwebambuuza ogenda wa
Kusanga sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki bintu bya sweetheart
Omwana yakiteekamu heart
Kale bba kampite sweetheart
Omwana yatamiira sweetheart
Asanyuse ki kujja kwa sweetheart
Ne future yajizanyako pheart