0:00
3:02
Now playing: Enafuya

Enafuya Lyrics by Zafaran


Swangz Avenue music
Yeah yeah yeah
Ahh yeah
Zafarani, Artin on the beat

Nze bwenjagala nyo mbuba
Nobwolumu ntibula
Mba nkwagala awo wenkulabira he
Kumakya ntunule kugwe bwenzibura
Byebyo love enafuya munage nolumu entusa ewala

Lw'ompade mu kadistance
Ng'otambude mu for instance
Omusayi ne gwesiba mumubiri
Birowoozo nebitanbura nenebuuza
Nti osibye wa obweda
Waride ki leero
Ng'aludewo okuda
Alina nani leero

Nze guno omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya
Gw'omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya

Onkutura kutura enyingo
Emaze eko ebigambo
Sembera tuzine tango
Body to body mu face ne mugongo

Nze bulikasera netaaga vibe yo
Nze ndi lover mukwano gwo
Tubere uptown oba mu ghetto
Ne celeb temuba mugotego

Omutima guba wuwo
Abalala bakivemu
Ate tukisuse mu
Nga bwogira ompanamu ko

Nze guno omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya
Gw'omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya

Lw'ompade mu kadistance
Ng'otambude mu for instance
Omusayo ne gwesiba mumubiri
Birowoozo nebitanbura nenebuza
Nti osibye wa obweda
Waride ki leero
Ng'aludewo okuda
Alina nani leero

Nze guno omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya
Gw'omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya

Nze guno omutiima gwa nema okufuga
Ebirara ngezaako nenegumya
Naye love enafuya love enafuya