0:00
3:02
Now playing: Ankuba

Ankuba Lyrics by Zafaran


Swangz Avenue, eh
(So si bintu)
Zafaran
(K'oteeke akawumbi mu nju) (Asteyn)
(Sirikwatamu byangu)
Wolindeka wolinsanga
Sirikudamu gwe musajja
Ne bweriba saawa esembayo
Ng'obulamu busanawo
Waninyisa amadala
N'onzija ku mudala
Mmmh! Nga wadde babipanga
Baleke abo balikowa (balikowa)
Love tebulwa kubbo
Ebanga mazzi ga nsuulo
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala (madala)
Etayagala butala, ahah
Okuva kumutwe, paka ku kagere akasemba
Nkwesunga, naku zoona eza calendar (zino eza calendar)
Ah! Otukira wesisubira
Ne byenakweka wakwekula
Yegwe ananagiza
Paka ebigambo okumbula
Ky'ova olaba nkulinda (nkulinda)
Ne mba nga, alina kyagoba
Love yo etunda (gw'otunda nyo)
Nyo nyo nga butunda
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala
Etayagala butala, ahah
Nasiima gwe muntu (Swangz Avenue)
So si bintu (eh-eh eh)
K'oteeke akawumbi mu nju
Sirikwatamu byangu
Otukira we suubira
Ne byenakweka, wakwekula
Yegwe, ananagiza
Mpaka ebigambo okumbula
Nga yadde babipanga
Baleke abo balikowa
Love tebulwa kubbo
Ebanga mazzi ga nsuulo
Kire na nkuba (ah-ah ah)
Nga tuli babiri kire na nkuba (ekire na nkuba)
Kire na nkuba (ekire na nkuba)
Agawalayi ono omwana ankuba (ono akuba)
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala (ah-ah ah)
Etayagala butala, ahah (tayagala butala)
Wolindeka wolinsanga
Sirikudamu gwe musajja
Ne bweriba saawa esembayo
Ng'obulamu busanawo (Danje waguan)