0:00
3:02
Now playing: Tonenya

Tonenya Lyrics by Aroma


Aroma, you know me runtown
(Ronnie)
You know me runtown, yeah eh eh
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Gun′omutima gw'olumya, manya ate waliyo ey′agukwata nga zaabu
Gan'amaaso g'olaba, nago gatunula bulungi nendaba nti sikusanira
Muntandikwa tukikola just for fun
Namala na ndyawo nga Madivan
Buno obulumi bw′ompisamu shida gani
I don′t no what to do, yeah eh
Kokoliko liko kokoliko kokonyo
Omukwano jaajamya naye tewejjusa
Kokoliko liko kokoliko kokonyo
Ah liko more time naye kimanye
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Baligamba batya, nti abaali abagalana byalema
Balikiraba batya, nti omukwano ogwaliwo tegwaakula
Cause one man is enough for life
But every time you come around you treat me so rough
Any way, be a good boy for once
Omanye nti kyolina kisuffu okikuume butiribiri yeah eh
Wano mu ntandikwa nga wampana wana
Naye webyatuuka wekyanga kyanga
Obulabo obulungi, tokyabuleeta naye manya
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
For this kind of love you go spend your last card
And if you let me go they will call you a bastard, oli loser
Kokoliko liko kokoliko kokonyo
Baligamba kimu oli loser
Kokoliko liko kokoliko kokonyo
Mukwano jaajamya naye tewejjusa
Muntandikwa tukikola just for fun
Namala na ndyawo nga Madivan
Buno obulumi bw'ompisamu shida gani
I don′t no what to do, yeah eh
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
Bwe bankwana nebantwala, tonenya
Bwe baninyisa amadaala, nze tonenya
Neka ring mukidaala, tonenya
Nga nkulese mubitaala, nze tonenya
My baby weddeko, my baby weddeko
Ma baby weddeko oh no
My baby wetereze my baby wetereze
My baby weddeko oh no