(Verse 1)
Wuuu lelele aaaa
Muliwa abaseka nga luli nga sinafuna anjagala (nga sinafuna anjagala)
Mujje mulabe katonda wange bwakola ebinene aaaa
Kyemutamanya nti bwensaba
Katonda gwensinza ampulira
Banange mungu wadala
Nze era olwa leero njulira
Kuba mukama bwenakusaba omuntu ansanira
(omuntu ansanira)
Atanimbe limbe nga wampisa angwanira
Nga mukakamu nange gwenagondera eeee
Bwotyo nojja ondetera omulangira eyalunjiwa
Kati tufuse muntu omu
(Chorus)
Nze mundeke nebwenkola efujjo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
Mundeke nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
(Verse 2)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde)
Osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde)
Nze ani akubwa ekidala
Nentekebwa matala
Ye nga mponye okupala
Kati ninye amadala
Nze ani atuziza abantu
Okuva ebule nebwela
Nemweresa ebirala kulwange
Mukama abampere omukisa
Nfuse muwanguzi mukama webale ontadde mbawanguzzi iiiiiih
Sikyatagala ono gwompadde nsimye
Etendo likudire
(Chorus)
Nze mundeke nebwenkola efujjo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
Mundeke nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
(Verse 3)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde)
Osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde)
Kati kyenva nkuyimbira nenkuzinira
Onzijeko enaku ompadde esanyu nkwebazze ntya nze
Kuba mukama bwenakusaba omuntu ansanira
(omuntu ansanira)
Atanimbe limbe nga wampisa angwanira
Nga mukakamu nange gwenagondera eeee
Bwotyo nojja ondetera omulangira eyalunjiwa
Kati tufuse muntu omu
(Chorus)
Nze mundeke nebwenkola efujjo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
Mundane nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo)
Buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo)
(Outro)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde)
Osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde)