0:00
3:02
Now playing: Love Nkukooye

Love Nkukooye Lyrics by Damalie Dama

Love nkukooye eee 
Love nkukooye ee
Dama
Tegwali musango okukwagala
Okukuwa omutima maama teyantuma
Wansuutasuta nonkakasa mutima era nongamba mission yakumpasa
Laaba kyekubideko side
Naye ewange kinzitoweredde nffaa
Mpulira ntendewaridwa nze (no no )
Kirabika watikula gwe kyakoma
Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga
Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi
Love nkukooye ee, laaba amaziga gontademu muntu wange
Love nkunaabye eee, n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama
Aaaaa nooo, sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde
Love nkukooye ee, abanjagala mumpemu emyaka enna
Yegwe nsibuko yamaziga gange
Singa tewajja mubulamu bwange
Wandaga aaaa, nti nze mukazzi asingayoo
Nonfeeraaaa, nti teriba alitwawukanya
Nga nkuwadde budde bwange n'ebirala byenakola byesiyinza kwatula
Nakwesiga manyi nvudde kubayaye bekibuga so obala bibyo ogende
Nga amaziga ogasangudde kumbe munange obala kunjuza mutima
Onfumise mukiwundu munda aaaa oyise newebakoma
Egumba munda olikutudde
Ompadde mutti kwentudde
Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga
Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi
Love nkukooye ee, laaba amaziga gontademu muntu wange
Love nkunaabye eee, n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama
Aaaaa nooo, sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde
Love nkukooye ee, abanjagala mumpemu emyaka enna
Nali manyi iii, nti emitima jogera nga jogera kimu
Ng'era manyi iii, nti fena bwetwagala emitima jagala kimu
Laaba amaziga gontademu muntu wange ng'ate walayira nti ebyo tolibikola
Kati esuubi lyensigaza mubulamu bwange byebirooto byenfuna naye ate bitama
Love nkukooye, love nkunabye
Kati kamenye mitima mujje nga mwetegese
Love nkukooye ee, laaba amaziga gontademu muntu wange
Love nkunaabye eee, n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama
Aaaaa nooo, sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde
Love nkukooye ee, abanjagala mumpemu emyaka enna
Aaaa no! no! no!