0:00
3:02
Now playing: Galfie Bestie

Galfie Bestie Lyrics by Damalie Dama


Galfie ma bestie!!
njagala engeri eyo jonkikirira, ebyama bingi by'omanyi
Dama
From the day we met, twafuka bamikwano in a joking way
(Galfie ma bestie)
Kati we're growing old, tulinga baluganda you're ma sister for real
Bestie oli wanjuwulo, mu mikwano gy'endabye dala tewenkanika
Wafuka kitundu kunze ebikunyiza binyiza oli sister jendi
Webale butanvamu nange nkusubiza okuberewo forever and ever
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga , nange binyige, oli kitundu kunze mubulamu, hmmm!
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binyige, 'cause oli kitundu kunze mubulamu
Ono bestie yaberangawo, mukayasi
galfie yambererangamu
Ebyama binji by'omanyi ate nga
sibiwulirangako walala
Njagala engeri eyo jonkikirira nadala ng'osanze eyo abanjogerako
Ensobi ezange ozifula zizo kyoka ebibyo byokola ebirunji n'obinjiwako
You're the true definition of a friend,a bestie a sister and more and more
Nkwagala nyo galfie ma bestie, aaa nze wendi
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga , nange binyige, oli kitundu kunze mubulamu, hmmm!
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binyige, 'cause oli kitundu kunze mubulamu
Kino kiteso kyange bestie, let's make it upto the old age
You're the only bestie nze gwenina
Era nkwenyumirizamu gal byadala, mmmmm
Temutokomoka omugambo abange, in a million she's the one I call a bestie
Ma galfie nze wendi, toba nakutya mukwano wendi X2
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga , nange binyige, oli kitundu kunze mubulamu
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binyige, 'cause oli kitundu kunze mubulamu