0:00
3:02
Now playing: Toonta

Toonta Lyrics by Fille


Kati kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Yadde oli wamanyi 
Abalabe abo tobenŋanga

Baby
I wanna hold your body night and day
Okiraba otya nga tuli ku bed
Njagala tukikole mpaka sunset
Bwoba yenze gwononya nsika omukono
Tuli late tonsubya mikolo
Gira onkube kiss sikugwa mubulago
Ohhh!

Nina eki love love kyingi kyechanga
Kyingi ela bwobulawo 
Guno omusaayi bambi gwegata

Kati kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Yadde oli wamanyi 
Abalabe abo tobenanga
Kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Boy oli wamanyi 
Nkulaba oli nkoko mpanga

Kati ottuse kuntabo
Yomutiima gwange totya ssebo
Nze tompita ki zolo
Naaza love mpone enziro

Muby'omukwano oli sergent
Nakulabamu content
Nkwambala bugoye mu closet
Gwe mr. boyfriend
Kuba my love is plenty (My Love My Love)
And I gotta let you know

Kati kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Yadde oli wamanyi 
Abalabe abo tobenanga
Kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Boy oli wamanyi 
Nkulaba oli nkoko mpanga

Biki byonkola ebinkanyuze etaayi
Yenga nina akamiro
Nŋamba akanjuzisa esaati

Kati ottuse kuntabo
Yomutiima gwange totya ssebo
Nze tompita ki zolo
Naaza love mpone enziro

Kuba my love is plenty
And I gotta let you know

Kati kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Yadde oli wamanyi 
Abalabe abo tobenanga
Kankuyiire love nyingi
Kyokola tontaanga
Boy oli wamanyi 
Nkulaba oli nkoko mpanga