0:00
3:02
Now playing: Fitina

Fitina Lyrics by Fille


Oh-oh ooh oh yeah ih eh
Fille eh
Andy Muzic
Omutima gwo gwatwekweka
Buli kyowulira okyesigaliza
Kale oli ne bwakukyawa
Akaseko atekako era, tomanya!
Nakuvuluga ate nga mulirwana
Nakujjerega ate ye munywanyi
Amapapali go gewasimba, yazze ebali ate nagasota
Iyiyi, omukwano gwo omusufu gwalagawa!
Iyiyi, ani alina omukwano omutufu? (Yeah ih)
Ekikuseesa ng'ate owulira obukyaayi
Eyo fitina
Ekikulimbisa omukwano gwotawulira
Eyo fitina (eh-eh eh)
Muno omuwana ng'ate omusojja!
Eyo fitina
Wano museka naye akagere okoona!
Eyo fitina
Twatambula ffena, ng'entikiro yo ye yange
Twakaba ffena, ng'obulumi bwo bwebwange
Lwaki odda ebaali ate n'onsojja!
Ennaku ne numa, nze nkogga!
Pressure zinkubye ne nekyawa!
Hmm, yeah-yeah yeah-yeah yeah
Obujja!
Ompalanira ki?
Onsojjera ki!
Nakola ki! Yeah
Ekikuseesa ng'ate owulira obukyaayi
Eyo fitina (Eyo fitina)
Ekikulimbisa omukwano gwotawulira (nokala ki!)
Eyo fitina (eh-eh eh)
Muno omuwana ng'ate omusojja!
Eyo fitina (oh-oh oh yeah)
Wano museka naye akagere okoona!
Eyo fitina
Eyo fitina
Eyo fitina (oh-oh oh yeah)
Yeah yeah yeah ih
Iyiyi, omukwano gwo omusufu gwalagawa! (Gwalagawa?)
Iyiyi, ani alina omukwano omutufu? (Yeah ih)
Ekikuseesa ng'ate owulira obukyaayi
Eyo fitina (eyo fitina)
Ekikulimbisa omukwano gwotawulira
Eyo fitina (eh-eh eh)
Muno omuwana ng'ate omusojja!
Eyo fitina
Wano museka naye akagere okoona!
Eyo fitina
Ekikuseesa ng'ate owulira obukyaayi
Eyo fitina (eyo fitina)
Ekikulimbisa omukwano gwotawulira
Eyo fitina (eh-eh eh)
Muno omuwana ng'ate omusojja!
Eyo fitina
Wano museka naye akagere okoona!
Eyo fitina
Eyo fitina