0:00
3:02
Now playing: Esaawa Yona

Esaawa Yona Lyrics by Fille ft. Babaritah


Follow, follow
How far with your follow follow?
Follow, follow
Oh my God Bomba made my beat
Yo aah
Nkunyumiza ki mwana gwe Fille?
Ne bw'ondaba okubuuka ng'akayana
Nina omwana eyandyawo omutima
Ampisa bulungi bambi
Nfuniraayo bakanyama abamukuuma
Ssikulwa nga baana bawala bamubba
Bwe nkirowooza kinkutula amagumba
Ng'abaasalira nebatayunja
Babaritah kiki oba weesunga?
Ebintu by'otannalyako
Yonna essaawa omusajja yecanga
Agenda ne best friend
Ebya kati a lot of people pretend
N'omukwabuzi akusuubiza bya ppaka end
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omusajja yecanga
Essaawa yonna, essaawa yonna
Gw'oyagala akwesamba
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omukwano gw'ono ngwetaaga
Essaawa yonna, essaawa yonna
N'ankyawa nekyawa
Oh oh
Kale olaba bwe wekyawa
Nga ye ali eri bategeka ka kaawa
Omusabirira n'omufuna
Ate n'odda ku kusabira butakukyawa
Mukwano tugwagala nnyo
Naye abamu bakayita kazannyo
Akuleka mu birowoozo bya jjo
Ebyanyumya okwenkana show
Kati mbu ompa magezi ki?
Nze sikuwa magezi tunyumyamu bunyumya
Kale nze nsale magezi ki?
Ate ssikugambe nti tomanyi bwe biruma
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omusajja yecanga
Essaawa yonna, essaawa yonna
Gw'oyagala akwesamba
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omukwano gw'ono ngwetaaga
Essaawa yonna, essaawa yonna
N'ankyawa nekyawa
Ninga eyalockinga oh oh
Sirina gacheatinga
Bwe yaŋamba nze asinga
Alinga eyansealinga
Abaami bakikuba home and away
Home and away
Oluusi gw'oba ogamba nti ono
Y'agamba oli
Nfuniraayo bakanyama abamukuuma
Ssikulwa nga baana bawala bamubba
Bwe nkirowooza kinkutula amagumba
Wadde ng'oŋŋambye
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omusajja yecanga
Essaawa yonna, essaawa yonna
Gw'oyagala akwesamba
Essaawa yonna, essaawa yonna
Omukwano gw'ono ngwetaaga
Essaawa yonna, essaawa yonna
N'ankyawa nekyawa
Eh yeah, eh yeah
Maritini
Dokta Brain composition
Sound Change