0:00
3:02
Now playing: Kazoole (Akatijjo)

Kazoole (Akatijjo) Lyrics by Fille ft. Babarita


Both
This Fille na Babaritah
Skills Eno Beat eno beat luno
Omuliro gwa kubookya
Tewakyali kubuuza

Both
Tondeetako ako kazoole akazoole akazoole
Naawe tondeetako ako katijjo
Akaliisa enkoko ebikajjo

Fille
Nze azuukuka ne muyooyoota
Ne nfumba ka chai kaananywa
Ne muzuukusa atere anaabe
N’oluusi mukuuta mu mugongo
Tomanyi na by’alya
Omanyi kimu mwenge gw’anywa
Era ne bw’akomawo ku mwenda
Mba nkimanyi mu ba looser gy’ava

Babaritah
Olimba
Girl you’re crazy for attention
(Nkumanyi)
But he is always there for the action
(Yakunnyumiza)
Wefuula amuwa protection
Naye nze amulaga direction

Both
Tondeetako ako kazoole
Sha! Nange nzigyako akatijjo
Tondeetako ako kazoole
Anti ebibyo bya kiyaaye
Tondeetako ako kazoole
Nange nzigyako akababba
Tondetako ako kazoole
Ffembi tukimanyi nze mutuufu

Both
Nze ŋŋamba nkukubye bbiri
Mupiira gwa Uganda na Guinea
Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi
Kuba ref agamba okubye bbali

Babaritah
Woman you see me
But you don’t know me
So you just come and see the fire come outta me
Akawoowo ke neekuba kaamukuba
Ne mutwala mu supermarket e Ntinda
Gye twagala n’ebizigo ebikunyiriza
Gwe ka nnyabo eyeyita asinga
Wandibadde onneebaza bwebaza
Okuyamba omukuuma mu bbaala
Kuba agifuluma munaana kitundu
Lw’alowooza ku gwe maama kiyungu
Wandibadde oggyawo obusungu
Omutima negutakukwata bbalaafu

Fille
Baakusanga mu bbaala
Era balikuleka mu bbaala
Topapa kwambuka madaala
Nze mukyala woomu nju

Both
Nze ŋŋamba nkukubye bbiri
Mupiira gwa Uganda na Guinea
Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi
Kuba ref agamba okubye bbali

Both
Gwe akwagala atamidde
Naawe akuddira atamidde
Ate leero alayidde
Aŋŋambye eby’ekito abitadde
Shaa! Akusiise akulimbye baaba
Leero wandiba omukwatidde kyambe
Gwe akwagala atamidde
Naawe akuddira atamidde
Ate leero alayidde
Aŋŋambye eby’ekito abitadde
Akufumbye akulimbye baaba
Leero wandiba nga haa!

Both
Nze ŋŋamba nkukubye bbiri
Mupiira gwa Uganda na Guinea
Nze ŋŋamba olimba onyumya ddoyi
Kuba ref agamba okubye bbali

Both
Tondeetako ako kazoole akazoole akazoole
Naawe tondeetako ako katijjo

Both
Tondeetako ako kazoole
Sha! Nange nzigyako akatijjo
Tondetako ako kazoole
Anti ebibyo bya kiyaaye
Tondeetako ako kazoole
Nange nzigyako akababba
Tondetako ako kazoole
Ffembi tukimanyi nze mutuufu

Both
This Fille na Babaritah
Skills Eno Beat eno beat luno
Omuliro gwa kubookya
Dokta Brian Composition