0:00
3:02
Now playing: Ccupa

Ccupa Lyrics by Fille, Chris Johnz


Fille baby eeeh,Chris johnz eeeh…,,,

Do you remember all the words you said luli tukyekwaana aaah,nobu message obwo obwo mukwano buli bwewawandika…

Nga tuli e manga mu ka room kwekyo gyetwe meetinga,Kati Siva na mu kifuba kyo olabika wa nswitchinga…..

Ela Kati I wanna know,ka baddi ki ako akansula mumukwano gwoo

Nze eyali owekitalo nongonza nonteeka mu mikoono gyoo ooohhhhh…

CHORUS

I don’t know what you did to me olabika wanteeka mu kyupa,kuba omukwano gwempulila guno gusanusa nenjuba…

Wanteka mu kyupa,mukwano wanteka mu kyupa.Nonkubya butidda target wansona ku mutima,..

Tewakoma awo nonsulayo mu kinya kyomukwano gwo ate nobikako,Kati olya nga wosunako nafuka ka meere koolya nokutilawo….

Nze nafuuka na muzibe eeeeh,sikyalaba balala namatu Nze nagazibye eeeeh…

Mufumbi wekirabo jila otele ojule eeeeh,ekitali mukwano ndayila sikilye eeeehh…

Naye nga Nze onina,ndi ku remote yoo peesa lyonyiga nkusaba tonjiwa,Nze nebyange byonna nakuwa dda eeeeh…

CHORUS

I don’t know what you did to me olabika wanteeka mu kyupa,kuba omukwano gwempulila guno gusanusa nenjuba…

Wanteka mu kyupa,mukwano wanteka mu kyupa.Nonkubya butidda target nonsona ku mutima,..

Do you remember all the words you said luli nga tukyekwana,nobu message obwo obwomukwano buli bwewawandika

Nga tuli e manga mu ka room keeyo gyetwe meetinga,Kati siva na mukifuba kyoo olabika wa nswitchinga

Ela Kati I wanna know,ka badi ki ako akansula mu mukwano gwoo Nze eyali owekitalo nongonza nonsula mu mikono gyoo