0:00
3:02
Now playing: Ninze Gwe

Ninze Gwe Lyrics by Fille ft. Ninze Gwe


Zivuga
Jazz mavoko ne fille.
Said soft y’akubye.

Ow’amavoko ne fille.
Humble records tulina engule.

Ohh omulungi oli otya?
Nayise n’amawulire agookya.
Olwa leero nzize okukuwaana.
Nasiima wanzigya mu banoonya
Ntuusa okusiimaa .
Nsiima nnyo ebirungi byonkolera
Tolowooza nkukiinaaa.
Yeggwe akubya obulabo bwontonera
Bwendwala ggwe agula eddagala,
Osinga n’oluwombo lwendagalaa
Ekirungi toggwa ku mpagala.
Ndi mugumu kulaba nga tweyagala
Umhhhh.

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa enyimba.

Jazz mavoko

Kabannyige nze ndi kuggwe
Bakyuke nze ndaba ggwe
Omuyaga kagujje nze ndi ku ggwee.
Boogeree,, baibe.
Yeggwe anamfumbira engegee.
Onzise ekkwano beetuge.
Abalozi baveeko abo bandogee.
Bwebalikoowa abo bannyuke.
Nyumirwa nga tuli mu pair baby
Nga era ggwe ali ku near
Bwenjogera mbuuza nga gwe ayanukula
Nga love eri mu geer.
Uhmmm

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa ennyimba.

Jazz mavoko.

Nze baby nakutegeera kalee. (uhm)
Nze onkuba nebwoba mu mpalee.(maamaa)
Anti wazuukusa obusiwa bw’omukwano,
Obwali bwaziba.
Sweet walugiwa owooma nga pilaawo,
Nga waliwo edduwa.

Fille

Babie you do something about your eyes
Baby a wanna look into your eyes.
Never let me down .Yeggwe nsongaa
Gwe asuza nga seebaka ndayira.
Nze, nakufuula katikkiroo.
Wano ogenda nombulako ekiroo.
Nembuyana nga ndi bwomu ekiro
Tobiddamu ew-nge kabbiro
Naye baby…

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa. (ninze ggwe)

Omukwano gwo ngukuumye.(ninze ggwe)
Love yo ngikuumye (ninze ggwe).
Ngwesunze era nkulinze (ninze ggwe)
Y’ensonga ennyimbisa ennyimba.

Jazz mavoko ne fille.
Said soft y’akubye.
Ow’amavoko ne fille.
Humble humble humble records tulina engulee
Zivuga