0:00
3:02
Now playing: Mbeera Eno

Mbeera Eno Lyrics by Fille


Kumbaaya jambo ab’eyo
Kumbaaya kumbaayaaya
Kumbaaya gamba ab’eyo
Kumbaaya kumbaayaaya

Bakwogerako mbu weeraga
Olina amalala teweefasa
Abamu ne mpulira nga benyumya
Mbu nno ba kkubamu lwa kwekaza
(Nessim Pan Production)
Nze ebigambo tebinkutula
Bye bakwogerako tebikyandya kale

Nkuyita soldier
My sukaali
My defender
My kacumbaali
Nkuyita soldier
My sukaali
My defender
My kacumbaali

Obeera eyo
Nze nga love yo ensikaasika
Mbeera eno eh
Nga nkuloota onnyiganyiga
Obeera eyo
Nze nga love yo ensikaasika
Bwe mbeera eno
Nze nkuloota onnyiganyiga

I will be waiting
Kumba
Baby when you’re ready am ready
Kumbayaaya
Have been searching
Kumba
Ne bw’oba waiter I will be your lady
Kumbayaaya
Hmmm
Simanyi kye wankola!
Naye nga wakinkola
Ŋŋenda nange kwekaza
Ebituufu kyo nkufa

Nkuyita soldier
My sukaali
My defender
My kacumbaali Nkuyita soldier
My sukaali
My defender
My kacumbaali

Nga sauna njagala nkubugumye
Ng’ebizigo njagala nkunyirize
Ng’ettaala njagala nkumulise
Nga gym oteekeko aka-body

Kumbaaya jambo ab’eyo
Kumbaaya jambo ab’eyo
Kumbaaya gamba ab’eyo
Kumbaaya jangu ewange

(Twokya!)

Nze nkuloota onnyiganyiga
Nze nkuloota onsikaasika