0:00
3:02
Now playing: Bambi

Bambi Lyrics by Fresh Kid


Bambi
Nkusaba bambi
A Fresh Kid
Bambi
A Bad Man Records

Bambi
Nange neegomba DJ Arch
Oba Emmanuella
Bambi
Buli lw’oŋŋamba tobiddira
Omutima ogumenya
Bambi
Kale Patu naakola ki ku nsi bw’ogiraba?
Bambi
Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi?

Nzijukira edda ng’akasente tekawera
Nga fees n’ekyokulya, kupangirira
Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola
Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira
Singa nange ninayo kye nsobola okola
Ensi nentegeera embeera netereera
Bye nasaba Katonda bwe nafukamira
Kye saamanya nti Mukama yali ampulira
Kati abazadde akamwenyu nkalengera
Sibamenya anti talent empeerera
Ntya okudda ku kyalo obatunuulira
Ntidde okudda ku kyalo okwenjeera


Bambi sisabye mu bubi
Manager tampisa bubi
14K Bwongo talina kabi
De Texas gye nva tebalina nsobi
Kirabika emboozi wagifuna bubi
Oba nga waliwo abakiraba obubi
Fresh Kid musomi atasoma bubi
Njagala nsome nfune
Nneme okuba obubi
Naye twasiibanga waka, nga sikwagala
Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira
Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira
Maama ne taata, njagala obazimbira


Nzijukira edda ng’akasente tekawera
Nga fees n’ekyokulya, kupangirira
Nfuna ntono nnyo, eyo gye nkola
Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira
Singa nange ninayo kye nsobola okola
Ensi nentegeera embeera netereera
Bye nasaba Katonda bwe nafukamira
Kye saamanya nti Mukama yali ampulira
Twasiibanga waka, nga sikwagala
Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira
Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira
Maama ne taata, njagala obazimbira

Nga Justin Bieber
Nange nkimanyi bwe ngya okubeera
Big up to Producer Le Go
Andre the Machine
A Fresh Kid Uganda
A Bad Man Records