0:00
3:02
Now playing: Mazima

Mazima Lyrics by Fresh Kid


Haha
Fresh Kid Uganda
Bad Man Records
Mazima mazima
Fresh

One, mbeera ku mulamwa siva ku mulamwa
Two, ndi mukatuliki atalimba bye nkola
Three, talanta yaddala kuva eri mu kika
Lego Drey gikube ffe tubawe ebika

Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again
Deejay nonstop, please whine for me
(Please whine for me)
Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again (Fresh)
Deejay nonstop, please whine for me

Mpeereza ku mic nze nnanye Oluganda
Lugaflow nga ndi mubi njagala na muwanda
Laba omugagga mu cover
Azinidde ku kano (mmulaba)
Music atuli luno
Leero nabakubye kano
Music gwe nkuba ali ku commodity
Lyrical ze mbakuba ziri special quality
Abaagala okukoppa muli ku low quality
Eno nsasagge, temukoppa Kuliko security

Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again
Deejay nonstop, please whine for me
Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again
Deejay nonstop, please whine for me

Doctor yazaalibwa mu kibira the writer
Bwe mba nga nnanya Oluganda tayagala bampita
Kavimbo time omusumbuyi mbeera meter
One drop deejay agikuba bboyi ng’eri better (nga mbi)
Ntuuka mu kifo ne nzinisa abadaadiri
Fresh Kid baabuwe mbakubisa ntoli (ndi mubi)
Mpeereza ku mazzi nnywemu wali ku bbali
Ntalika butalisi akatebe teeka mabbali
Janjawaza janjawaza (nnyumirwa)
Zina nga bw’olumya bano abataagaliza
Obulamu manya mwana bwa kuwaguza
Better know, lya ku bulamu bboyi teweekoza

Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again (haha)
Deejay nonstop, please whine for me
Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again
Deejay nonstop, please whine for me

Sensitization mpambye nation
Ninga munaanansi nga nkutte attention
Kubeera waakabi anti ye yali eyo mission
Mugigi muto gwe gubacunya mw’eno session
Kuva buto
Ntuuka mu kifo ne nzinisa abadaadiri
Fresh Kid baabuwe mbakubisa ntoli
Mpeereza ku mazzi nnywemu wali ku bbali
Ntalika butalisi akatebe teeka mabbali

One, mbeera ku mulamwa siva ku mulamwa
Two, ndi mukatuliki atalimba bye nkola
Three, talanta yaddala kuva eri mu kika
Lego Drey gikube ffe tubawe ebika

Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again
Deejay nonstop, please whine for me
Gikube tobaganya kufuluma (mazima)
Best dancer please whine for me (mazima)
Deejay run the tune again (Fresh)
Deejay nonstop, please whine for me

A Fresh Kid Uganda (mazima)
Bad Man Records (mazima)
Drey on the beat, Lego
Fire