0:00
3:02
Now playing: Tip Tap

Tip Tap Lyrics by Fresh Kid


Stress free
A Fresh Kid Uganda
Le go na Grey
A Bad Man Records

Tuzina gano
Tip Tip Tap Tap
Kuba wano, fire
Toloba wano
Tip Tip Tap Tap
Ge tuzina wano
Fresh, tuzina gano
Tip Tip Tap Tap
Kuba wano
Gwe, toloba wano
Tip Tip Tap Tap
Ge tuzina wano

Kano akazina kafirika
Ssi kayindi ate ssi kajamaica
Kannyumira nnyo nga naakazuukuka
Mu ttuntu awo na wali nga ssineebaka
Tip, Tap; gano agagobye dub
Tegasosola wa collar na wa hijab
Omuto, omutiini ne jajja ku super cub
Bw’ogazina obulungi nkulaga right thumb
Tobeera ku bunkenke ng’omubbi mu kkooti
Ndi confident like a barber ne hair cut
Faster like a cat chasing away a rat
Like Mayweather on upper cut
Fresh

Tip, ku ssomero ng’obiwuuta buva
Tap, buli winner ng’e Luweero gy’ova
Tip, ng’ofunye kamere n’ofuna ne ku nva
Tap, oli blessed oliko favour
Yo, bakuuka mu bikunta nga fever
Nkulukuta flowing like a river, fire
Ku hip hop truck ndi seat ya driver
Kino kijja kutokota without a cover
Tip tip tap tap
Tonnumya mpa ku gap
Ne bw’okeesa tekiba na ttabu
Kuba ne Ddobbi taba na job

Oli wa ddembe okoppa
Gayigirize ab’emikwano n’abekika
Abakwagaliza, n’abakuteeka
Mwenna mu circle, togazina wekka
Kkirira, nga bw’oyambuka
Tip tap ffe eno tunyumirwa
Ne bw’oba olina gw’oteeka
Tip tap, oba olina oyimuka
Kati zina, (okakasa?)
Zina
Kati zina
Zina
Fresh (fire)
Ye ssebo


Yo
A Fresh Kid Uganda
From the land of Wakanda
Nze ndi keeper masanda
Mu rap bwe ntuuka okuwanda
Big up to 14K Bwongo
Manager Francis, Blood Le go
De Texas Management
I sign out