0:00
3:02
Now playing: Banteeka

Banteeka Lyrics by Fresh Kid


Fresh Kid, Omubi
The Texas, Lego
Ray on the Beat, yeah
A Bad Man Records

Banzoleya lwa myaka
Fresh Kid banteeka
Mbalimu nga ntunuka
Fresh Kid mi a bad
Nze Kabaka
Banzoleya lwa myaka
Fresh Kid banteeka
Mbalimu nga ntunuka
Fresh Kid mi a bad
Nze Kabaka, yeah

Sirina budde bwe yanjula
Naye ekirungi kasita mumpulira
Bye munjogerako mbiwulira
Mbu kanaasoma? Mbawulira
Yo, Fresh Kid yenze omuti omuto
Mu Texas tubaayo etiti etityo
Ngya kubakuba kibooko ku mbuto
Akagere katono naye kagya mu ngatto

Yo, Fresh Kid yenze omwana
Atuula mu ŋŋoma ennene nga Ssebaana
Fresh Kid omuto ali ku buli banner
Asanyusa omuntu omukulu n’omwana
Gwe! Ssaawandiikibwa mu byawandiikibwa
Naye ate kino kyo ky’alina okuba
Neebaza nnyo taata, maama ne baaba
N’abanzoleya kano ko, kaakubakuba

Yo, kati kyadda mu double
Ba ffala bakaaba nti woowe nnyabo
Mubagambe nti ndi ssebo
Abasigadde babisange mu katabo
Buuza ebipale mbiyuzaayuza
Kirabika bo, babanaaza bbuza
Bakyebuuza nnyo eŋŋoma bwe nziboggoza
Beerabidde nange kyenebuuza

Yeah, mpita King ku stage
Gwe antidde nfunira cage
Gwe, nze ndi judge
Sisosola ne bw’oba wa Stone Age
Ndi ku map
Nkuba slap
Ngiwa zi rap
Ng’amazzi ga tap
Aba ppokoppoko muggyeewo wolokoso
Match ngigadde nfuuye ne whistle

Mwana nze nkivuddemu
The Texas, mwana tuli bakyamu
Manager Francis anti mwana kye kimu
Yeah, a Bad Man Records
A Fresh Kid Uganda