0:00
3:02
Now playing: Mr Talanta

Mr Talanta Lyrics by Fresh Kid


Hello hello mr talanta nze fresh kid okuva mu mc events
Eh nkakubidde wano ewa musikan ku taki
Hello hello ompulira?
Hello mr talanta (talanta)
Nkwebaaza nyo omukisa gwewampa (talanta)
Naye mr talanta (talanta)
Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta)

Talanta yegwe yanzigya mu kyaalo of course
Mukisaawe kya music yegwe yampa pass
Nga teri opponent nenteeba with god’s grace
Like matanja nange nenfuna success
I go to the best school from luweero to kps
Ever first ate siri cheater
Nze ndi cheetah webeera animal race
I possess respect in each and every place
Kati lwaki omalawo nga wbs
Lwaki sinakufunamu oba oli wa kifeesi
Kiki onyiganyiga nga amapeesa ga pes
Tonzijaako let’s talk I need peace

Hello mr talanta (talanta)
Nkwebaaza nyo omukiisa gwewampa (talanta)
Naye mr talanta (talanta)
Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta)

Ok..Nze wenkwaata mic ebyange bibeera biweedeyo
The rest…nembirekera abamberedewo
It’s up to you okuntegekera ekisingayo
Will ask you mummy daddy kiki ekyabaawo?!
Talanta wabba omusenyu gwekizimbe kyantobazzi
Kati njagala kwezimba nga nkyalina obusobozi
Njagala kusambira mabeega nyo nyo ng’ejjanzi
Njagala future engumu nyo nyo ng’olwaazzi
Am still young ebinumba binene nga ssemwanga
Naye mbigonza nemala nembiwa ne hug
Siri wakuzikiza njakusigala nga mpanise flag
Njakulwana ng’aggudde mumaazzi nga tamanyi kuwugga

Hallo mr talanta (talanta)
Nkwebazanyo omukisa gwewampa (talanta)
Naye mr talanta (talanta)
Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta)
Once again nsaba omukisa am back again
I will hustle no gain without pain
I need you like fears war backtron
I must crin 14k knows the pain
Eno whistle blood ya mad kuntandiika
Akazanyo nina okamalamu nekikoopo nempunzika
Rap mu buli lulimi across africa
Am sorry abadde antegekedde omusika
Kati ye saawa nkulukute nga blood mu vein
Mbawe full supply neme kubeera mean
Wanted nga billetozia gateman aaahh

Hello mr talanta (talanta)
Nkwebazanyo omukisa gwewampa (talanta)
Naye mr talanta (talanta)
Tewambusa ku biki ebirinumba (talanta)
Aahh.. Laba track ewedeyo man