0:00
3:02
Now playing: Taki Taki

Taki Taki Lyrics by Fresh Kid


Fresh Kid
Eyoo!!!
Buli rapper w’oli pamba mu mata ggyamu
Eno sigituddeemu ngiyimiriddemu
Bwe wabaayo asobola okunnyimiriramu
Kati kati,
Kati kati lumba
A Fresh Kid
De Texas
A Bad Man Records, ayo


Nantameggwa mu kazannyo mumpite General
Omuufu mu ndabika, mufuula ofwono
Omumwa ngutambuza nga ngalo ku piano
Ppeesa ku ppeesa nyiize nnyo ku luno
Kakkana mbawe abo tebakola zoleyo
Ye ssaawa bakole leka ebyalema mbawe
Kambadduse ekisaawe batuuke bakoowe
Nga mbaddusa lire n’akati kazitowe
Yenze musika wa buli rapper anti baawanika
Nga balloon nabanyiga nnyo baayabika
Mu flampeni ya butto emitwe mwe naginnyika
Ndi mukyamu mu Luga yenze agaba homework
Paka paka nze ngya kubanyoola ng’enjoka
Ninga shark mukene bw’ondaba dduka
Nazuukuka nasamba essuuka
Nava mu kwebaka
Ba rapper e Butabika emitwe nze agikanika

Báilame como si fuera la última vez
Y enséñame ese pasito que no sé
Un besito bien suavecito, gwe gwe
Taki taki
Taki taki, lumba


14K Bwongo
Hehehe
14K Bwongo
Your top rapper, gwe
Tukuuma pace ng’omukuumi wa peace
Ng’afubuttula omubbi wa Samsung Galaxy
Ku ky’ettaka anti mu track temuli chorus
Tubasaanyawo nga Ethiopian Airlines
Ku Hashtag tuli VIP
Buli rapper RIP
Zi ccepe ku combat yeffe abakuba empi
Mu bumpiimpi gwe ampi
Kubanga yeffe ba kkapi
Temuba comfortable with your shit
Ng’omuto mu nappi
Ffe abagagga ba zi rhyme abo bonna ba copy
Ssaawa ya twekwatako nga tattoo oba kisipi
Ye ssaawa mudde mu kyalo anti tubaleetedde TP
Enough, 14K Bwongo

Fresh Kid
Nga ttanka ne wajjawo Omuchina n’Omujapan
Neeyengodde okwewuunyisa
Omulembe gwa Museveni
Naye nze ndi tough nga soldier Omutalabaani
Abakola amajaani bagende ewa Madhivani
Sinnaba nno, eno ekyali ntandikwa
Ng’eddagala elitta, ebiku n’enkwa
Bwe nzita beat, ng’agiteze obutwa
Ndeka bataawa, bwentyo ne nfuuwa oluwa


Temuggwaamu, mbakube kibooko
Anti ku kijjulo yenze aliisa fork
Mu class ya Luga yenze akwata chalk
Mbeerarikiriza nnyo nga paper za mock
Sho!!, nga ka cinema ka Wrong Turn
Mu kisenge ekiro, ng’oli alone
Mwe abaavu ba Luga mujje mbawe loan
Anti ngabira mu dollar sikwata coin
Noonyayo omubazzi ng’abajja zi coffin
Oba akabiriiti n’amafuta ga yingini
Nfunira olujegere n’omuyini gw’enkumbi
Oba onfunire paasi eyokya okuva ewa ddobbi

Both
Ggwe, kano ssi ka kigendererwa
Tukuba ka ba fan
Just tubadde
Tu having-a fun
Track tugisaanyizzaawo nga data
Ku VPN
Kati gwe Promoter bw’okatuulira kaliko landmine