0:00
3:02
Now playing: Byooli Byendi

Byooli Byendi Lyrics by Geosteady


Black man soldier
Ono kigozi wo
Nsibuka masaka nze nava mubyotulo
Nedira nze fumbe akabiiro kikere sebagala ono mwana wo
Mumuti gwa walusimbi mwana muwala me love me love your loving
Nengoma eno ya Fizzol atenga ffetuliko
Byooli byendi Byooli byendi darling
Ebyokukwanjula nze kwendi kabirinage gyangu wendi
Byooli nze byendi Byooli byendi darling
Ebyembaga yo nze kwendi kabirinage gyangu wendi
Omutima gwange waguwangula
Simanyi wabula kyewankola
Mubingi byenalayila okusembeza
Lwelunaku lwe mbaga maama olwempeta
Oba ente kikumi zendeta ewaka nsazeewo nze sinyumya nti byansala
Your ma boo boo oh na na na
Onyumye nyo (mukadaali)
Onyirira okukira (ensali)
Kubanga oliwanyo (oli maali)
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna
Byooli byendi Byooli byendi darling
Ebyokukwanjula nze kwendi kabirinage gyangu wendi
Byooli nze byendi Byooli byendi darling
Ebyembaga yo nze kwendi kabirinage gyangu wendi
Olugendo gyetuvudde wawanvu
Nga naye ebintu byabuswavu
Mwana muwala nogguma mu bwavu
Netutunda akasaawako akazaabu
Kati nze kyendabye kulembera nze ngoberere
Gyetuyiise ebintu bya body
Abaseka buli omu no wuwe
Onyumye nyo (mukadaali)
Onyirira okukira (ensali)
Kubanga oliwanyo (oli maali)
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna
Byooli byendi Byooli byendi darling Ebyokukwanjula nze kwendi
Kabirinage gyangu wendi
Byooli nze byendi Byooli byendi ebyembaga yo nze kwendi
Kabirinage gyangu wendi
Sembera sembera kabuzibe bukye gwe nawangula
Tweyagale tusinge terefayiina
My lady nga gwe akitabuula
Sembera sembera kabuzibe bukye gwe nawangula
Tweyagale tusinge terefayiina
My lady nga gwe akitabuula
Yegwe wange Onyumye nyo (mukadaali)
Onyirira okukira (ensali)
Kubanga oli wa nyo (olimaali)
Tutandike olugendo lwaffe gwe mayi muna
Byooli byendi Byooli byendi darling
Ebyokukwanjula nze kwendi
Kabirinage gyangu wendi
Byooli nze byendi Byooli byendi darling
Ebyembaga yo nze kwendi
Kabirinage gyangu gyendi.