0:00
3:02
Now playing: Nkwagala Nyo

Nkwagala Nyo Lyrics by Iryn Namubiru

Oh ooh
Oh-oh oh
Uh-uh uh
Uh ah, uh-uh ah
(Hmm, oh)
Waliwo kyempulira muli
Simanyi nabwentandika, ku kinyonyola
Kuba okuva olunaku bambi lwe nakulaba
Ensi n'ekyuuka, obudde obukya buziba
Bwonna sikyabulaba ndi ku gwe
Ninga atalabaangako, onkubira essimu ne nkyamuka ne'mbuuka
Eddoboozi lyo linsigala matu, amaanyi gampedde (amaanyi gampedde)
Nkwagala nnyo nze
Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi
Buli lwe nkulaba, omutima gwange gukubira kumukumu, eh-eh eh
Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana
Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale
Omazemu nnyo bambi
Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze)
Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi
Buli lwe nkulaba, omutima, gunkubira kumukumu, eh-eh eh (kubira kumukumu)
Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana
Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale
Omazemu nnyo bambi
Embeerazo bambi, zanfuukira kikemo labayo
Buli kyokola, eno munange gyendi mba nnyumirwa (mba nnyumirwa)
Sikirabangako kino, omusajja atalina kamogo
Nze kugwe sitya na kuvuganya
Nkwegomba nnyo, onsanyusa nnyo bambi
Nkulowooza buli lwe ndowooza ku mukwano
Eh ih eh, mpulira nkufa (nkufa!)
Obulwadde bw'omukwano!
Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze)
Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi
Buli lwe nkulaba, omutima gwange gukubira kumukumu, eh-eh eh (gukubira kumukumu)
Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana
Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale
Omazemu nnyo bambi
Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze)
Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi
Buli lwe nkulaba, omutima, gunkubira kumukumu, eh-eh eh (kubira kumukumu)
Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana
Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale
Omazemu nnyo bambi
Eeh, hey yeah
Hey yeah
Eh-eh eh, hey yeah
Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubere babiri (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Okwagala nze kunemye okupima kumenye omutima (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Gyoliba, gyoli kimanye (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Wolinetaga, ndiba nkuliinze (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Oli mulungi, mu balungi! (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubere babiri (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Okwagala nze kunemye okupima kumenye omutima (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Gyoliba, gyoli kimanye (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Bwolinetaga, ndiba nkuliinze (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Hey eh eh, uh uh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Ah uh, ah uh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Oh-oh oh, mukwano, eh ih eh-eh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira)
Nkwagala, nkwagala nnyo