0:00
3:02
Now playing: MPULIRA

MPULIRA Lyrics by Iryn Namubiru


Oyitangako waneno ne nkulabako, ne ne nkulabako kale
Obwo obulabo bwo ne bw'obulekayo, ne bw'obulekayo kale
Bwe nsula nga sirabye ku kamwenyuko, by'ebindeetera amaziga
Nnyumirwa okuwulira eddoboozi lyo, nsangule ku maziga
Mpulira, mpulira, oh omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira mpulira, iye
Cool me down, cool me down, oh oh oh
Hmmm hmmm
Nyamba leero okyatule
Hmm hmm
Iyee
Wakula otya gwe atalaba bu symbol bwa love!
Ne bwenkusindira ne bwenkusuulira eriiso!
Onyumirwa okundaba nga muli ndaaga, eh
Kyoka ebinnuma mbikwatulira!
Nga ne yesterday nakuloose
Nga tweyagalamu tulinga ebimuli ebito
We were sucking nectar deep from petals
Tubuukamu tulinga obunyonyi obuto
Nga bwe nkubuusa (ooh)
Nga bwe nkutijjisa (ooh)
We were playing hide and seek naye
Mpulira mpulira, oh, omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira, mpulira, iye
Cool me down, cool me down, oh oh oh
Hmmm hmmm
Nyamba leero okyatule
Hmm hmm
Iyee
I want the best of your love
Guno omukwano gwebina gwa bazuka (oh)
Guno omukwano makula
Mukama yampeesa gumu ye yamala
I want to hold you so tight, baby you know (oh)
Bring your body close to mine, yeah
Oyitako wano nze n'onkuuma ntya ekiro
Nkimanyi n'ekirala oyagala nyo otulo
Hmm mu kifuba kyange
Obwo obulabo bwo ne bw'obulekayo, ne bw'obulekayo kale
Bwe nsula nga sirabye ku kamwenyu ko, by'ebindeetera amaziga ooh
Nnyumirwa okuwulira eddoboozi lyo
Nsangule ku maziga
Mpulira, mpulira, oh omuliro
Cool me down, cool me down
Ngyokerera, mpulira, mpulira, iye
Cool me down, cool me down, oh oh oh
Hmmm hmmm iye
Hmmm hmmm iye