Yeah Oh uh oh!
Ayiya!
Tuyise mubingi nyo byetutayogerere mubantu
Ebisiriko mu mukwano mbuno byabuntu
Embeera y'omukwano ebaddewo oh oh oh!
Tende nga tondekulira mutiima
For better for worse (Obeerawo era mu maziiga)
Empeewo ng'eze (Obeerawo era no mbiika)
Yegwe munnange (Ankwata ng'omusubawa)
Ne mu mpeewo (Ofunayo ekinantaasa)
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe
Obwongo n'omutiima bye birungamya amagulu
Byebyakusemba nebikuwanguza akululu
Okwata nabulungi onkwata ng'akakyayonka
Oba kali akomwana
Boogere bogere nga bwenfumba
Luwombo lw'akatiko ekyenyanja n'ebuuga
Ebyensonyi ndibikola kuba gwe gweŋŋanza
Nina akaloza k'omwana
Wamponya agalenzi g'amalala
Onfudde ne maama
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe
Nebaza Mukama ah!
Oyo kabaka ah!
Kyosaba mukama akikuwa
Namusaba omwami nakumpa
Yegwe munnange (Ankwata ng'omusubawa)
Ne mu mpeewo (Ofunayo ekinantaasa)
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe
Ooohh Omukyala alikufumbira, Yenze
Alikuwa amasanyu agatagambika, Yenze
Ooohh alikuzaalira, Yenze
Ooohh baibe