0:00
3:02
Now playing: Love Olinonya

Love Olinonya Lyrics by Liam Voice


Hmmm
Nze nali omu nti
Nga nabulwa essanyu
Wandaga love
N'onondayo ooh, eh
Mu mutima gwange, nayiga okwagala
N'obwongo bwange, n'obukakasa nti oli wa mbala
Kati ondese mu bbanga
Ontadde mabega ndi mu bag
N'ennyanja y'omukwano mu jug
Mw'ontadde baby nga ndaaga
Buno obulumi mbukooye
Leka ngende love olinonya
Olinonya
Love olinonya, uh no no
Leka ntawaakale love olinonya
Olinonya
Love olinonya, uh no no
Ooh hmm yeah yeah
Ompadde divorce
N'abanjagala bakoze loss
Ondiddemu miwuula osudde bikuusi yi, wo wo! (Hmmm hmmm hmmm!)
Mpulira gusinze nze
Okujja mu bwakabaka bwo n'onsiba engule ya sseŋŋenge
Uh no, bw'oba okitadde lwa ssente
Leka ngende nkole bwe ndiba nfunye ssente
Leka ngende love olinonya (kangende love olinonya)
Olinonya
Love olinnoonya (kangende love olinonya)
Leka ntawaakale love olinonya (kangende love olinonya)
Olinonya
Love olinnoonya (kangende love olinonya)
Nze nali omu nti
Nga nabulwa essanyu
Wandaga love, n'onondayo ooh, eh
Mu mutima gwange, nayiga okwagala
N'obwongo bwange
N'obukakasa nti oli wa mbala (oh yeah)
Kati ondese mu bbanga
Ontadde mabega ndi mu bag (ooh yeah)
N'ennyanja y'omukwano mu jug (ooh yeah)
Mw'ontadde baby nga ndaaga (ooh yeah yeah eh)
Buno obulumi mbukooye
Kangende love olinonya (olinonya, olinonya)
Kangende love olinonya
Kabejja