0:00
3:02
Now playing: Sanyu

Sanyu Lyrics by Liam Voice


When you gave that love
Wakola buli kimu to keep that love
Naye naku-usinga
Nga kisimuula kyeyesimuza
Omuntu omulungi bambi naye kwebyo byebakukola
Bebakukyusa noyiga netima lyotalina
Omuntu eyali omulungi
Si kyewali osubira, ih yeah
Bebakukyusa, eh yeah

Nza ŋŋamba okoye enaku
Kwata menu
Funa ku kyokulya ofune ku sanyu
Love is not a battle
Si lutalo
Nze ŋŋamba okoye just let it go

Olwolumu darling (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
Mmmh, I know you hate him, you hate him (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
I know you hate him, you hate him

You gonna be okay
Kikole lwa mwoyo gwo
You gonna be you gonna be
Kikole lwa mwoyo gwo, eh
I know bisiiwa like fire ya!
Biroowozo byo bitayaya
N'omutima kale otayaya
Otaya

Omuntu omulungi bambi naye kwebyo byebakukola
Bebakukyusa noyiga netima lyotalina
Omuntu eyali omulungi
Si kyewali osubira, ih yeah
Bebakukyusa, eh yeah

Olwolumu darling (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
Mmmh, I know you hate him, you hate him (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
I know you hate him, you hate him

Omuntu omulungi bambi naye kwebyo byebakukola
Bebakukyusa noyiga netima lyotalina
Omuntu eyali omulungi
Si kyewali osubira, ih yeah
Bebakukyusa, eh yeah, ah!

Olwolumu darling (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
Mmmh, I know you hate him, you hate him (Osaana sanyu)
Amaziga gagaane
Kyemanyi obikooye (Osaana sanyu)
I know you hate him, you hate him