Remember back in the days my baby
Nga emtima gikuba kimu
Enzikiza n'emukitangala, nga tuli omu tusa kimu
Jukira batukuba ne tattoo
Wasembera n'otega n'okutu
Akama n'akakuba am loving you
Era nawe otyo n'onziramu
Wangamba nze gwoyagala
Abala babi bali malala
Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala
Bwondeka n'ogenda n'abala
Kati onsudde mu nyanja y'amaziga
Bweriba somo baby maze okuyiga
Nebwoyagala mb'omusumba oba omuniga
Njakukikola baby maze okuyiga
Mutima gwange guma
Bwebuyimba bwenyimba buli kumakya
Mutima gwange guma (nana na)
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Lwewagenda kwali kuffa munage
Kikangabwa nga kyajjula ewange
Gwe eyali munage
Mbewo ntya nga sirina asuuta
Kiba kigambo omutali letter
Neby'okunabako ng'atewali akuuta
Nabyo era bitama nsaba mponya enyotta
Kati onsudde munyanja y'amaziga
Bweriba somo baby maze okuyiga
Nebwoyagala mb'omusumba oba omuniga
Njakukikola baby maze okuyiga
Mutima gwange guma
Bwebuyimba bwenyimba buli kumakya
Mutima gwange guma (nana na)
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma