0:00
3:02
Now playing: Okyuse Nyo

Okyuse Nyo Lyrics by TIK Twazzitah ft. Liam Voice, Delicia Music


Ivo on the beat.
Hmmmmmm (yeah)
Liam voice again
Delisha music gain
Tik Twazzitah
Ivo pan the beat you know 

Bwali bwebuti
Nga nobukuba butonyerera
Akasana nga kaakirira
Mu lwatu netukumba
Ekereeziya nga ekubyeko
Enduulu ku kyalo ebasuseeko
Ngw'olwo abagole tuyingirawo
Ebilayiro netusaawo
Walayila walayila mu lwatu
Nti olibeerawo ondage nga laavu
Nga totidde na buswaavu
Nebwekiriba nga tuli baavu

Mukwano naawe okyuse nyo
Olimba naawe okyuse nyo
Baby love ekyuse nyoo
Olimba naawe okyuse nyo

Hmmm onenya nti nkyuse nyoo
Mukwano naawe okyuse nyoo
Love ekyuse nyoo
Mu love baby okyuse nyoo
Omukago twata gwamusaayi
Kati ondaga bukyayi
Wabaaki my darling 

How about Daren?
Bwosaba ezenviiri nenjiiya
Nga oyagala aka sente nenjiiya
Naye era tekimala
Still osigala obaliga
Wano osula mubidongo
Wenzija ewaka nga ate onkuba mugongo
Kati nfunira wa nga tetulina balongo
(Gwe muwala nemutabani Lwaki muyombera wano)

Mweyagale bulungi muve kubakazi temutintima
Liam muli mu kidongo Delisha bamunyiga 
Olina oguma mulinde 
Ekka gwe nanyini nkota 
Tobukuta matumbi budde swamamu ebeera saawa yakubuguma
Gwe Delisha, Lwaki ogenda mu saloon notasiibula?
Owa boda boda yakutute abeera ku bala bakazi baasuubula
Emputu nyingi tugambe oba Olina envunza tuzitundule
Baana mwe
Omukwano gunyuma 
Muve mu diiro mugende mu kisenge
Amapenzi gaasika
Gwe oja gaziiza mweteleeze

Mukwano naawe okyuse nyo
Olimba naawe okyuse nyo
Baby love ekyuse nyoo
Olimba naawe okyuse nyo

Hmmm onenya nti nkyuse nyoo
Mukwano naawe okyuse nyoo
Love ekyuse nyoo
Mu love baby okyuse nyoo

Tosiba busungu Jangu gwe tugende
Mukwano tugende
Im sorry baby
byona biterede

Nkusaba tobidangamu
Kati tuli kimu
Tufuuse bumu
Nange siribidamu
Binyiiza bitamya bulamu

Mubade mwekoza 
Mwemamaaza
Mugenze okwebaka
Ivo tugende twenweremu
(Okyuse nyoo).