0:00
3:02
Now playing: Tongana

Tongana Lyrics by Lyto Boss


She never says that
she doesn't love me ,,,
Alikibbombombeya,
a Lyto boss again and again
ne josh wonder magician.
Wali obadeko awo
nga olina omuntu gwo'yagala enyo,
nokala bino no'kola biri
naye nga tabiraba
nga Kiruna okwagala atakwagala bimenya,,
obulabo no'tona
naye nga gwo'buwa tabiraba,,
mwana gwe naye nga
ontambuza enge'endo,,
nakukola ki
guno omutima gwo'kubisa enyondo,
kati bwoba osazewo nfe,
ndi wa kufa mwatu
guno omutima gwange tegulikuta
gwalonda omu gwe eeee
njagala kimu kuba naaweee
nzikiriza tong'aana
ndikukwata ngo'mwaana
kuba nze manyi
nga oli nange
tolabe naku mukwano
ndikukwata ngo'mwaana
oooo kasita onong'aamba nti wooli
nange Wendi sirina tabu
baby wendi nze
kati nsigade mu mikono gyo
kyona kyogamba sigaane,,
Bambi njagalako nange
mpone okulumwa omwooyo,,
ddala love ,,
kiki kyonto'nkole laba
ontade mu misaanvu
oyagala nfe lwona'maanya ,,
omukwano gumenya
gundi mukifuba kuntulidde,,
nsaba ntikula baby,
gwe weka ayinza okukanya
obulumi buno oooo
njagala kimu kuba naaweee
nzikiriza tong'aana
ndikukwata ngo'mwaana
kuba nze manyi
nga oli nange
tolabe naku mukwano
ndikukwata ngo'mwaana
Eee ntumye ababaka bangi
naye nga obagoba
tomanyi oyongera kunkomerera ii
lwaaki olinda nfe oje e magombe ,,
kiki edakiika emu bweeti
efuuse obuzibu,,
kati bisigade mu mikono gyo
kyonna kyo'gamba sigaane ,,
Bambi njagalako nange
mpone okulumwa omwooyo,,
dala love
kiki kyotonkole laba
ontade mu misaanvu
oyagala nfe lwo'namaanya
omukwano gumenya
gundi mu kifuba nguntulidde
saba ntikula baby
gwe weka ayinza okukakanya
obulumi buno oooo
njagala kimu kuba naaweee
nzikiriza tong'aana
ndikukwata ngo'mwaana
kuba nze manyi
nga oli nange
tolabe naku mukwano
ndikukwata ngo'mwaana
ngo'mwaana ,,
ngo'mwaana ngo'mwaana
bwekiriba
mpaka olubeerera,,
tong'aana,,,,,
please be my darling
Kange'nde Ku police
ntekeyo omusango
nti olumya bano ,,
osanga oba olyaawo
olinjagala,,,
ulaaada.
Ulalalalala la naaa....