0:00
3:02
Now playing: Kitengejja

Kitengejja Lyrics by Lyto Boss


Gee nalootanga,gwe nasaba mukama ampe
Kano kkoze byonna ebyange biteredde
Mhh kale mukama anyanukudde laba okyusizza ensi yange..nze eyadaaga Edda kati kumukuttu kwendi
Mundeke nange newaane laba omwaana ono wantuusiza....
Chorus :
Nebwoliba ng'owedde kumpagala
Ndiseeyeya naawe kitengejja ku Mazzini
Tuliba babiri Nasser
Ndiseeyeya naawe kitengejja Ku Mazzini
Oliba kabuuti yange nombika mubutiti....
Anti gwe mwaaaaaanaaaa....ahhhhh
Kitengejja kumazzi.
Onjawudde mubanji..nonsembezza kukituufu Nange ndaba nga wentuuse yegweee....
Waliwo lwembbobwa oluusi omutwe mbeera neebuza
Nti oba oliddeki leering
Tosaana kulumwa nedda .... oyogeza simbo oliwagonjebwa bulk kimu okikwaata mpola tosaatuuka..... nve kugwe ngende naani?
Chorus
Ndibaawo lubeerera wadde ng'okaddiye
Yadde nga amaaso gayimbadde ndisigala ndaba gee
Kabibe bigambo tebilinkyuusa nti nkute omugalanda wange ...
My baby boo sifuddeyo whatever