0:00
3:02
Now playing: Katula

Katula Lyrics by Lyto Boss


I yeeahh eehh
You belong to me... I belong to
You?
Onsula kumutwe nga nviiri
Ondi kulubuto nga kkundi
Ombeera mu kamwa nga lulimi baby
Waneefuga...
Njagala tusse kimmu nga nkuyege
Nga woobeera wembeera
Nze nakutaamiira bwenge hei olina
Amaaanyi
Wanziggunda nengondaa... to you all
I turn
Yonna jyonziza gyogenda nagendaa
Ono yanazaako amaziga
Gonna
Mwagala awatali kwejjusa... alimu
Ebirunji tomooni
Katula kebbise bukka
Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi
Wabula mukama yakuwunda
Katula keebbise bukka
I lose control.bwembanga sikulaba
Sisobola guminkiriza wadde
Akatikitiki mukwano... wotoba mba
Nga gwebassude mukibira ngasilina
Ayamba oh oh
Nze namanyiira kuba naawe buli
Kyange kitambula wooli era gwe
Mpagi ewanilila obulamu bwange
Mazima bulikya butya nga
Onzaaliddeyo ka baby
Essanyu liliba lya mwooki wa ggonja
Kwoolwo ndichachancya
Ono yanazaako amaziga
Gonna
Mwagala awatali kwejjusa... alimu
Ebirunji tomooni
Katula kebbise bukka
Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi
Wabula mukama yakuwunda
Katula keebbise bukka
Josh wonder... new article... article
My love for you will never ever die
Baby I promise you I will never make
You cry
Ndiba mwesigwa gyoli sililabankana
Baby wange
Ndikuuma ekigambo kyange
Silikuyiwa nze nkuweeki ekikujaamu
Gwe ogwaana kisinga
Gwe amanyi ebyange era owange gwe
Munange
Ono yanazaako amaziga
Gonna
Mwagala awatali kwejjusa... alimu
Ebirunji tomooni
Katula kebbise bukka
Yalimu vitamin enzizaamu amaanyi
Wabula mukama yakuwunda katula
Kebise bukka RPT chorus till fade