0:00
3:02
Now playing: True Love

True Love Lyrics by Lyto Boss ft. HE. Bobi Wine


Onjakira bitya?
Okwagala kwange gy’oli tekuli kkomo
Abalala mbatya
Ng’ata ono akwata oli
Laavu y’akakyo kano
Mukulu money wagyonoona
Baagala matiribona
N’ebyekuusa ku feeza oba zaabu hmm
Ono omwana mugambe ntya?
Akakase ntino mwagala?
(Act to the girl straight in the eye)
Ye nkozese bigambo ki?
Bye batamugambanga?
Naye ate muli nebuuza
Oba omutima ngusseeyo gwonna?
Ate oluusi ne ntyamu
Guŋŋamba si ye ye
Eh ah


Lyto Boss
Nkunoonya sikulaba
Waddawa?
Waddawa true love? (oh oh)
Sikulaba
Batono abakuzuula
Waddawa?
Naye lwaki oli wa bbula?
Sikulaba
N’otukutula emitima (n’otukutula emitima)
Waddawa?
Tukunoonya tolabika (Boss)
Sikulaba
True love olimba (olimba limba limba….)
Waddawa?
Naye bambi olimba
Sikulaba
True love olimba (olimba limba limba….)
Waddawa?
Sikulaba


[Bobi Wine]
Ah yeah
Ah yeah
Eno nze laavu wensobelera
Kwe kwagala nga gw’oyagala apenda mulala!
Ogenda n’omufiirako nga takulinako
Okwagala atakwagala kiba kyakabi
Kye kiviiriddeko bangi okuyomba-ga-na
Ekileese n’abaagalana okulwa-na-ga-na
Oli agenda n’akulimba nti eno akwaga-gala
Nga naye laavu gy’akuwa kikwanga-ŋŋa-la
Ono yafumbirwa muloodi lwa ssente z’alina
Kati laba mu maka bambi essanyu talina
Deemu gwe wawasa ng’omwaga-ŋŋa-la
Y’akukuba entayimbwa eri kaŋŋwa-ŋŋwa-ŋŋwa-la
Wulira
Kati manya nti ffe abantu twakula tutyo
Abasinga omukwano si gwa namaddala
N’olwekyo kati bw’ofuna oli naye ng’akumatidde
Mukwate ng’ekyatika tomulanga gy’alina

Josh Wonder

[Lyto Boss & Bobi Wine]
Amazima n’obwesigwa mu laavu byabula
A true ting ya dat bout Lyto Boss
So nga laavu kutegeeragana
Kwagalana
Yes man
Bobi mbuulira ah
Okikola otya?
He he he!
Any way
Okwagalana okw’olubeerera kwo
Tekubeera na formula
Naye gwe fuba kwagala mwana munno
Kikole nga bw’osobola
Tomulumya
Tomulabisa
Bw’akola ensobi togikuliriza
Tomuvuma
This one is a special one
To all the lovers there man
Love up your woman
Woman respect your man
Lyto Boss and Bobi Wine we mash up the place

[Bobi Wine]
Love up your woman
Woman respect your man
Naye eno laavu wentabulira
Kwe kwagala nga gw’oyagala apenda mulala!